15 DEC’ 14 OLUNAKU LWA NEDDA – DAY OF NO

Home Forums Meeting Greeting & News Reports Okweyanjula / Introduction 15 DEC’ 14 OLUNAKU LWA NEDDA – DAY OF NO

This topic contains 6 replies, has 2 voices, and was last updated by Alex Kigongo Alex Kigongo 4 years, 10 months ago.

Viewing 7 posts - 1 through 7 (of 7 total)
  • Author
    Posts
  • #19058
    Alex Kigongo
    Alex Kigongo
    Keymaster

    15 DECEMBER OLUNAKU LWA NEDDA
    Olunaku abantu ba Uganda lwebajja okusituka okugamba nti;
    NEDDA ERI OBWA NNAANKYEMALIRA

    NEDDA – eri Obutemu Obwekyeyonoonere
    NEDDA – eri Okusaddaaka Abaana
    NEDDA – eri Okusibwa Awatali Musango
    NEDDA – eri Okutyoboola Eddembe Ly’Obuntu
    NEDDA – eri Obukenuzi/ Okubba Sente z’Omuwi w’Omusolo
    NEDDA – eri Ekibba Ttaka
    NEDDA – eri Okufeebya Bannansi Abataka
    NEDDA – eri Amateeka Agabonyabonya ba Bannansi
    NEDDA – eri Okulonda okwekibbi
    NEDDA – eri Amasomero, Amalwaliro, n’Ebitongole Ebitakola
    NEDDA – eri Enguudo n’Ebizimbye Bya Gavumenti Ebiwomoggose
    NEDDA – eri Enkulakulana Ezobulimba Enkake
    NEDDA – eri Okukugira Eddembe ly’Empuliziganya
    NEDDA – eri Obufuzi Bwe Mmundu/ Obutagoberera Mateeka
    NEDDA – eri Okunyigiriza Abatuuze Okwekika Kyonna

    Tusisinkaneyo
    KULWA MUKAMA KATONDA NYINIBUYINZA NE NSI YANGE UGANDA

    [attachment=2654]dictatorship2.jpg[/attachment]

    #28106
    Alex Kigongo
    Alex Kigongo
    Keymaster

    15th DECEMBER THE DAY OF NO
    The day that the people of Uganda will rise to say;
    NO TO DICTATORSHIP

    NO – to Murder with Impunity
    NO – to Child Sacrifice
    NO – to False Imprisonment
    NO – to Human Rights Violations
    NO – to Corruption/Stealing of public funds
    NO – to Land Grabbing
    NO – to Disenfranchisement of Natives
    NO – to Anti People Laws
    NO – to Fraudulent elections
    NO – to Institutional Failure
    NO – to Cripples Infrastructure
    NO – to Forced Pseudo-Development
    NO – to Curtailment of Freedom of Expression
    NO – to Rule of The Gun/ Instead of Rule of law
    NO – to Every Kind of Oppression

    See You There
    FOR THE LORD GOD ALMIGHTY AND MY COUNTRY UGANDA

    [attachment=2655]dictatorship1.jpg[/attachment]

    #28107
    Alex Kigongo
    Alex Kigongo
    Keymaster

    [attachment=2652]Dec152.jpg[/attachment]

    #28108
    Alex Kigongo
    Alex Kigongo
    Keymaster

    [attachment=2653]Dec151.jpg[/attachment]

    #28110
    Kalibattanya
    Kalibattanya
    Participant

    OBA TUSAZE MAGEZI KI?
    Waliwo omwami gwennabadde njogerako naye kunsonga zokwekalakaasa kwa 15 Dec, nga agamba nti yye agenda. Nemugamba owange nze simanyi kyakulowooza ku bigenda mu maaso bino. Nagamba nti, “…abantu basobola okujja ewuwo nebatandika okwegugumbulira awo, awali bakadde bo nabaana bo, nga bayomba bakubagana empawa, ggwe nosalawo gwa kutunula butunuzi? Bino ebigenda mu maaso biri mu nju yaffe Buganda, tetusobola kutunula butunuzi nga abantu abalala bekalakaasiza ewaffe, tulina okubeera ku mwanjo mu buli kimu kati ekitambulamu nsi ya ba jjajja ffe, ppaka lwetunatuuka gyetwagala.”
    Oba tusaze magezi ki? Nze wendi kati ndi mukusaba nnyo Mukama Katonda asaasire Obuganda.

    #28111
    Alex Kigongo
    Alex Kigongo
    Keymaster

    15 DECEMBER ’14 – OLUNAKU LWA NEDDA
    Tegeeza buli gwolabako, buli gwowuliza kubyo lunaku luno
    Abantu ba Uganda lwebajja okusituka okugamba nti;
    NEDDA ERI OBWA NNAANKYEMALIRA

    Kulwa Baana Baffe
    Kulwa Bazzukulu Baffe
    Kulwe Emijiji Egigenda Okujja

    Kulwa Bakadde Baffe
    Kulwa Ba Jjajja Baffe
    Kulwa Emijiji Gyonna Egyatusooka

    Kulw’ Obulungi Bwaffe

    KULWA MUKAMA KATONDA NYINIBUYINZA NE NSI YANGE UGANDA

    SITUKA OGAMBE NTI NEDDA, OGAMBE NTI “NO”, KYOGERE MU LULIMI LWO OBA OLULALA LWONNA. WEGEZEEMU WANO…

    [attachment=2656]Amber3.jpg[/attachment]

    #28112
    Alex Kigongo
    Alex Kigongo
    Keymaster

    15 DECEMBER ‘14 – THE DAY OF NO
    Tell everyone you see, everyone you talk to about this day
    That the people of Uganda will rise to say;
    NO TO DICTATORSHIP

    For the Sake of Our Children
    For the Sake of Our Grand Children
    For the Sake of All Generations to Come

    For the Sake of Our Parents
    For the Sake of Our Grand Parents
    For the Sake of All Generations Before Ours

    For Our Own Sake

    FOR THE LORD GOD ALMIGHTY AND MY COUNTRY UGANDA

    RISE AND SAY NO, SAY “NEDDA”, SAY IT IN YOURS OR ANY OTHER LANGUAGE. PRACTICE HERE…

    [attachment=2657]Amber4.jpg[/attachment]

Viewing 7 posts - 1 through 7 (of 7 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.