Abaganda mu Diaspora neyongedde okuwuliriza Rediyo Y’Abaganda naddala mu kiseera kino. Kirabika kino kivudde ku kubeera nga embeera e Buganda eri Abaganda yeyongera okubeera enzibu engeri government ya Museveni gyeyongedde okubalemesa buli kimu. Bus za Banyarwanda zitandika mu March okujjako Abaganda abalala 100,000 emirimu. Kigamba ki kino? Buganda emaze okwetegekera akasitaano ka ffulula biswa?