Abakyaala Nga temukyafumba??!!

This topic contains 3 replies, has 2 voices, and was last updated by Musajjalumbwa Musajjalumbwa 7 years, 4 months ago.

Viewing 4 posts - 1 through 4 (of 4 total)
 • Author
  Posts
 • #18989
  Musajjalumbwa
  Musajjalumbwa
  Participant

  [attachment=2553]268818_1872141170468_1449324046_31539304_345209_n.jpg[/attachment]
  Ku mawanga osobola otya okuyiiya era okozesa biki okusiba omuwumbo gwe mmeere nga ogwo?

  #28020
  Ndibassa
  Ndibassa
  Participant

  Ani akugambye nti tetukyafumba nze nkuyise ku kyemisana ne kyeggulo enva zigya lwaazo
  [attachment=2581]Picture 006.jpg[/attachment]

  #28021
  Ndibassa
  Ndibassa
  Participant

  Ekyo ekinyeebwa ekijjudde buli kizaamu omusaayi kyewali olowozezza kiri awo kirinze kukiba ddigobe nakwebaza eyafumba
  [attachment=2582]DSCN0507.JPG[/attachment]

  #28038
  Musajjalumbwa
  Musajjalumbwa
  Participant

  Ekinyeebwa kinyiridde ekyo nekisukka. Maama Ndibassa ojja kutwelumya engalo!

Viewing 4 posts - 1 through 4 (of 4 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.