Abasajja Abaganda Tebakyaawa

  • This topic has 2 voices and 1 reply.
Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • Author
    Posts
  • #16805
    MulongoMulongo
    Participant

    Mpulidde abantu bangi nga bagamba nti abasajja Abaganda tebakyaawa. Kino kyogerebwa naddala ku nsonga za bakazi, nti abasajja Abaganda tebyakyaawa bakazi bebaali baagaddeko. Kino olowooza kituufu? Bwekiba ekituufu kiva kuki? Kirungi?

    #20871
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Kiki kyoyagala okutugamba wano Mulongo, nti abasajja Abaganda bakola bubi obutakyaawa? Nti kyandisinzeko nebakyaawa?

Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.