Abikuddiramu Tabinyumisa (Kazannyo)

Home Forums Culture, Edutainment and Pure Fun Obuzannyo/ Games Abikuddiramu Tabinyumisa (Kazannyo)

This topic contains 5 replies, has 4 voices, and was last updated by Mulongo Mulongo 8 years, 5 months ago.

Viewing 6 posts - 1 through 6 (of 6 total)
  • Author
    Posts
  • #18665
    Mulongo
    Mulongo
    Participant

    Abikuddiramu tabinyumiza njogera ya Kiganda. Ekulabula nti emboozi bweyita mu bantu abangi ekyuuka. Mu kazannyo kano tugenda kutandika ne mboozi, naawe ogyongereko okusinziira nga bwosubira abantu bwebayinza okugikyuusa. Twaagala tulabe gyeneggweera oba enebeera ekyalina akakkwaate konna nebweyatandise.

    Musisi owa maanyi atera amakanda kugasimba mu nyanja nga ayita.

    Ekyokulabirako era nokutandika:

    Musisi owa maanyi ayita mu nyanja

    #27512
    Efulansi
    Efulansi
    Participant

    Musisi wa maanyi tatambula ku lukalu

    #27513
    Efulansi
    Efulansi
    Participant

    Musisi alina emmotoka

    #27538
    Musajjalumbwa
    Musajjalumbwa
    Participant

    Musisi emmotoka yagigula Japan

    #27539
    Ndibassa
    Ndibassa
    Participant

    Musisi kyuuma kya Mudaaki kisimba emikono munyanja nekulukalu

    #27546
    Mulongo
    Mulongo
    Participant

    Omudaaki yasimba emikono mu nyanja Musisi

Viewing 6 posts - 1 through 6 (of 6 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.