Akulaze Kitaawo Akulaze Nnyoko

  • This topic has 2 voices and 1 reply.
Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • Author
    Posts
  • #16813
    MulongoMulongo
    Participant

    Omuyimbi waffe omu owe nnyimba eze ngoma yeyeyimba akantu kano. Nagamba bwaati; “Akuweera, akuweera omwaana, akirako akuweera emmali. Akuweera omwagalanga, akulaze kitaawo akulaze nnyoko.”

    Naye akatundu ako ggwe okafunamu makulu ki? Akulaze kitaawo akulaze nnyoko?

    #21962
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    Akulaze kitaawo akulaze nyoko; Nze ndowooza kitegeeza nti oli ebeera akuwadde essanyu nobutebenkevu mu mwooyo.

Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.