Bannange waliwo abayimbi abamu, nga bayimba bya kyeejo naye nga basanyusa, oluusi nebakuleeta nakaseko ku matama. Mu Bubanga bulijjo twabalinanga, nomulembe gwaffe gubalina. Nga ono Kajubi Kibijjigiri mu luyimba luno olwo mulirwano nobwesigwa.
Singa Abantu Basooka nebebuuza Abaganda ekyabalesaawo entobazzi obutazizimbamu kwaali kuwa mazzi wakukunganira.
Ago agatigomya abantu gattako nokuddamu okugogola emyaala so si kuyiwa ttaka mu ntobazzi oli nalowooza nti ye azimbye amazzi gesalire amagezi gyeganalaga