Buganda Erina Talanta

  • This topic has 2 voices and 1 reply.
Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • Author
    Posts
  • #17808
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    Ensi nyingi zekoledde nazo programme eno bweeti. Naye eyaffe nga tenagenda ku mpewo, tunyumizeko ku talanta ddala eze njawulo zewalaba mu Baganda. B)

    #24551
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Nze talanta zenalaba okusinga zaali mu mizannyo, bwetwakolanga empaka ku ssomero. Walingawo abaana abaddukanga ennyo nokubuuka, nemizannyo emirala. Era kati kyewunyisa okulaba nga tewali Baganda betaaba mu mizannyo gino egyensi yonna. Tuteekwa kwekunga buto talanta zaffe tuddemu okuzijjayo ensi ezirabe.

Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.