Buganda Recognizes Heroes

  • This topic has 5 voices and 6 replies.
Viewing 7 posts - 1 through 7 (of 7 total)
  • Author
    Posts
  • #18469
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant


    Buganda recognizes heroes

    Monday, 20th October, 2008

    By Jeff Lule

    OVER 30 Buganda historicals have been commemorated for their contribution to the Buganda Kingdom, Uganda and Africa.

    The function, which involved the award of certificates at Back Packers Camp in Lubaga on Friday, was organised by Muteesa I Apolo Kaggwa Kawalya (MAKK) Foundation.

    Buganda premier Eng. J. B Walusimbi said it was important for people to remember the good things various people have contributed to society.

    “Buganda has a very rich history compared to other regions. The backbone of this country lies on Buganda, since our people spearheaded independence,” he said.

    Walusimbi, who is also the patron of the Foundation, said many people had been forgotten despite their contribution to Buganda and Uganda.

    Among those who were awarded certificates was George William Kakoma, the composer of the Uganda National Anthem, John Ssebaana Kizito, the Late Prof. Yusuf Kironde Lule and the late Polycap Kakooza.

    Walusimbi stressed that even developed countries have reached where they are because of such people. “We need patriotic people who love their nation with all their hearts… people who can die for the common good. If it was not for Muteesa I, Sir Apolo Kaggwa, Kawalya Kaggwa and others, I do not think we would be happy as we are today,” he said.

    He said the Foundation would trace all Buganda heroes who had been abandoned.

    #20017
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Nze nnasiima nnyo engeri Ababaka.com gyeyasengekamu abazira ba Buganda. Siraba buzira bwa muntu mulala yenna bwebukwatagana na bwa ba Ssekabaka, ekituusa okugattika Ssekabaka Muteesa I mu ssa limu ne Prof Lule, oba Apollo Kagwa, Kakoma!! Mbu Sebaana Kizito!!!! Bongere ku bwiino kubanga bayinza okutabula tabula abavubuka nebasoberwa obuzira kye kitegeeza. Tewali muzira yenna atuuka ku ba Ssekabaka, naddala abana abebase e Nabulagala. Wabeerewo okwekkanya ensonga nokwegendereza ebyafaayo.

    #20026
    KulabakoKulabako
    Participant

    Nange abawaayo obulamu bwaabwe nga tebelowozezaako nebafirira egwanga lyaabwe bensooka ku lunyiriri abalala balina kusooka kummatiza
    Kulwange ba Ssekabaka abebase e Kasubi Nabulagala bebakyakulembedde

    #20036
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    Nange ndowooza abo bagala olunaku lwaabwe ku lwaabwe. Mwanga II, nze kubonna gwennafuba ennyo okugeezako okutegeera lwaki yakola byeyakola. Ate nendaba ne film ya Bangereza nga bagala okwejja ku ba Roma, bamale batandikewo eyaabwe Anglican Protestant, nga nayo emirambo egyaagwa abali besibiridde ebyaba Roman Catholic tegyaali mitono. Emitwe gyaabwe bagisogganga nekunti nebagisimba ebbali nebbali wekkubo, okulabula abalala. Film eno ya ludda awo mu 1600, ayagala okugilaba anoonyereze kabaka ki eyali afuga Bungereza then, ye film bwebagiyita. Nja kugikebera ndabe nange. Naye ojja kulaba nga Sekabaka Mwanga byeyakola ku myaaka 26 kyaali kya buzira nnyo, ate nga bya mukwano eri Obuganda. Siraba ngeri nze ebyo gyobiteeka wamu nayayiiya luyimba, wadde naye tumukkiririzamu. Ye abange Kakoma eyayiya oluyimba lwa Uganda yeyayiya nolwa Buganda? Tetutabula ebintu! Naye nange mpagira ba Sekabaka babeere nolunaku lwaabwe bokka.

    #20059
    SengoobaSengooba
    Participant

    What kind of heroism does Engineer Walusimbi find in civil servants like Sebaana Kizito who came to own buildings in the city centre in just a few months after they came into power? Do you need to be a hero to do that? What’s wrong with all these guys?

    #20082
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Omuntu afiira ku mazima kunsi ye mu bantu be oyo yaaba omuzira kulwange nange bebajja okusooka ku mwanjo Ssekabaka abebase e Nabulagala nyongerezeeko Abaganda abalala abafiridde Obuganda, nabakyaliwo abatambulira ku nnono ya Baganda nobuganda, be bazira ba Buganda ate ntegeeza abakiraga mu bikolwa
    Mwaabo ninayo Nambooze ,Kyanjo , Muyingo, Sseggona,Eyali Katikkiro Muliika,Lukwaago, Kayiira , Sselwanga Lwanga , nga nkonyeeko abatono ku banji abaliwo nga ba hero ba Buganda

    #23541
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Buli lunaku lwa Buganda luteekwa okujjukirirwako ebyafaayo byaalwo ebituufu. Kyetaagisa nnyo Mengo afune team yabantu abamanyi batandike okukunganya nate ebyafaayo nokubitegeka obulungi. Olunaku olwayitibwa olwa Bazira Ba Buganda lwakuzibwa mu October, ate baluddamu nekakaati e London nga 24th May. We got to put our act together, so we can start to move on in the right direction.

Viewing 7 posts - 1 through 7 (of 7 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.