BUGANDA VS UGANDA

This topic contains 0 replies, has 1 voice, and was last updated by Alex Kigongo Alex Kigongo 5 years, 2 months ago.

Viewing 1 post (of 1 total)
  • Author
    Posts
  • #17897
    Alex Kigongo
    Alex Kigongo
    Keymaster

    Buli muntu bwobeera ofuba okumunyiga nokumussa, ajja kulwaana okuvaayo nokuyimuka. Bwabeera mu kinnya abeera afuba okunoonya weyekwaata newalinnya okudda ku ngulu. Abaganda bali ku matigga, mu nnyanga, bafuba kusituka yo, kale ekyo kiri mu buntu okubera nga beyogerako, bogera ku bibagatta nokubazzaamu amaanyi. Ebyo byatandika mu 1966. Singa emabegako, Abaganda baali ddala banyooma amawanga amalala, Obote nabalala , tebandibakkirizza kubeera mu Buganda, era Obote teyandifunye mukisa gukola mukago gwa bya bufuzi ne Kabaka wa Buganda. Musooke mwelowooze ku nneyisa yammwe nobutonde bwomuntu mulyooke munenye nti Abaganda befaako bewaana nebirala.

Viewing 1 post (of 1 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.