CAPTAIN JOHN BOSCO LUTWAMA TORTURED TO DEATH

Home Forums Meeting Greeting & News Reports Okweyanjula / Introduction CAPTAIN JOHN BOSCO LUTWAMA TORTURED TO DEATH

This topic contains 0 replies, has 1 voice, and was last updated by Alex Kigongo Alex Kigongo 5 years, 2 months ago.

Viewing 1 post (of 1 total)
  • Author
    Posts
  • #18595
    Alex Kigongo
    Alex Kigongo
    Keymaster

    NEWS FROM ABABAKA.COM INBOX

    CAPTIAN JOHN BOSCO LUTWAMA TORTURED TO DEATH

    One of he suspects of the Kabamba Barracks would-have-been attacks died yesterday after intensive torture at the hands of the Museveni’s henchmen. After his arrest, together with the other suspects they were taken to Makindye barracks where he was tortured 24/7. Then he was transferred to Bombo. His lawyers were prohibited from reaching him. Then they were notified of his death, and were prohibited still to get a post mortem. His body was taken to his family by a whole battalion of the UPDF. The whole village was paralysed with fear. The orders were for the family to just bury him and ask no questions.Captain John Bosco was 46 years old.He had fought with the NRA in Luwero, together with his two older brother, both of whom died in the war.

    CAPTAIN JOHN BOSCO LUTWAMA YATTIDDWA

    Mu bantu abaakwaatibwa ku bigambibwa nti baali bateesa kulumba barracks ze kabamba kwaliko Captain John Bosco Lutwama agambibwa nti yatulugunyizibbwa nnyo mu nkambi ye Makindye gyeyali akumibwa. Oluvanyuma yatwaliddwa e Bombo, nga eno gyebamutidde. Captain John Bosco Lutwama anajjukirwa nga amaze obulamu bwe bwonna nga alwaanirira ddembe mu Uganda. Abadde omu ku bazirwaanako mu magye ga NRA. Mu lutalo luno yali wamu ne bakulu be babiri, bombi abafiira mu kulwaana e Luwero. Nga omu kubo nenfa ye etankanyizibwa nga n’omulambo gwe tegwalabikako. Bweyabadde e Bombo ba lawyer be bagezezzaako okumutuukirira naye nebalemesebwa. Bweyamaze okufa ba zzemu okugezaako okumutwaala mu ddwaliro okulaba ekyamusse, neekyo gavumenti nekigaana. Amagye gatutte omulambo gwe mu bantu be, negalagira aziikibwe buziikibwa awatali wadde okutunula ku muntu waabwe. Amagye gazinzeeko ekyaalo kyonna negajjuza abantu okutya. Captain John Bosco Lutwama abadde alina emyaaka 46.

Viewing 1 post (of 1 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.