Cartoon of the week

  • This topic has 1 voice and 4 replies.
Viewing 5 posts - 1 through 5 (of 5 total)
  • Author
    Posts
  • #18423
    Mirembemirembe
    Participant
    #27545
    Mirembemirembe
    Participant
    #27555
    Mirembemirembe
    Participant

    aatera.jpg

    Quote:
    WALIWO abantu abamu abakola emirimu kyokka nga tebagyagala. Kiba kirungi omuntu n’otamukaka kukola kintu olwo n’akola n’okwagala.

    Abasawo abamu bakwata bubi abalwadde. Era ndowooza abantu bano omulimu guno bagugendamu nga tebagwagala. Obuzibu bwe bumu butuuka ne ku basomesa abalemwa okufuga obusungu. Bano be bakuba abayizi oluusi ne babazirikako

    Omulwadde aba asaana kubudaabuda wabula bbo babakwata n’ebboggo. Oluusi ekiva mu kino kwe kukola ensobi mu kujjanjaba. Bw’oba olina akunyiizizza sooka okkakkane nga tonnakola ku muntu. sooka weewunguleko oba osabe omuntu omulala okukuyamba.

    Olw’obusungu oyinza okuwa omuwaldde eddagala ekkyamu n’akutabukako okukkakkana ng’akufuddeko.

    #27572
    Mirembemirembe
    Participant

    aaaaffe.jpg

    Quote:
    BULI lunaku tukeera Kampala kunoonya ssente ezifuuse ez’enkalu. Ekyo kyandibadde awo naye ng’embeera mwe tukolera yeegombesa.

    KCC ekibuga yasigalira kukiggyamu ssente naye eby’okukirongoosa yabivaako. Empooza, layisinsi n’emisolo emirala ebibanja mu budde kyokka okukola ku bizibu byaffe tekirowoozaako.

    Tebalina nsonyi okukubanja layisinsi nga bayimiridde mu kazambi akulukutira mu maaso g’ekifo w’okolera.

    Abakungu mu KCC mukimanye nti ente gy’okama nga togiriisa ddaaki ekamiza. Mutufeeko naddala ku nsonga y’obuyonjo mutusolooze nga tuli balamu.

    #27595
    Mirembemirembe
    Participant
Viewing 5 posts - 1 through 5 (of 5 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.