Dikuula izi baka!

  • This topic has 4 voices and 3 replies.
Viewing 4 posts - 1 through 4 (of 4 total)
  • Author
    Posts
  • #17781
    DikuulaDikuula
    Participant

    Fasi fasi fasi, abalindako mwana mumpe fasi, Dikuula nsonze bumale, ngobye nga ekkobe mu gwe bika, nkyentegeeza nti ayamu baka! Era neddira kkobe kati, ekisooka sirirya, maama teyagafumbanga, ndowooza kubanga ne Taata teyagagula. Ekirala, nze seddira byendya, kisala mwana, ate nze sikola dilu zakayasi. Ndi musajja wa Kabaka, lwakuba nalwaali. Muleete kyetulinawo.
    Abeerewo omwana we ngoma.

    #19955
    KulabakoKulabako
    Participant

    Dikuula wero kamu diya nnali nawulirako nti kwiini omukwatira nsawo
    okuchanga olulimi lwe , naye njagala kubuuza Ekkobe singa maama yalifumba nga bwolirya ligenda bitege , wandi lyeddidde? oba ogezaako kweyanguyiza bintu nti ente sigirya naye omusulo gwaayo nywaako katono, manya nga ebyo byooli eyajja nakagugu ku muggo

    #19989
    EfulansiEfulansi
    Participant

    Diya Dikuula wi ya hapi tu si yu. Tunafulayi sana.

    #20000
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Efulansi kati Dikuula ozze kumukolobeza luyimba lwaaki tolumalayo nomugambira ddala nti prinsipo waffe atusaanyusa – atusanyusa -atusa- atusanyusa bulala
    Ate laba gayi wa luthungu gwe nno daawo

Viewing 4 posts - 1 through 4 (of 4 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.