DUAL CITIZENSHIPS – BAAGALA KWESIMBAWO NABO

Home Forums Ababaka Discussions for Unity and Peace Ebyokumawanga / Diaspora Data DUAL CITIZENSHIPS – BAAGALA KWESIMBAWO NABO

  • This topic has 5 voices and 5 replies.
Viewing 6 posts - 1 through 6 (of 6 total)
  • Author
    Posts
  • #18234
    MulongoMulongo
    Participant

    Guno mulanga: Kyetaagisa nnyo abntu abli ku mawanga tuleme kwelowoozako ffekka, wabula tulowooze ku Buganda. Ate abagala okuteseeza ensi yaffe eno Buganda, kirungi tusooke tusome ku bitabo tutunule tunule tulabe nakiki ekigenda mu maaso mu nsi endala. Tukozese omutima nokutegeera nnyo nga bwekisoboka okujja ensi yaffe mu nyanga naokugitegeka obulungi tugikwase banaffe abomugigi oguddirira nga essuse okuva mu bizibu mweeri kati.

    TEWALI NSI YONNA MU ZETEEGERA, ABANTU ABALINA OBUTUUZE OBWE NSI EBBIRI MWEBESIMBIRAWO MU KIFO KYONNA EKYO BUFUZI OBA OBUKULEMBEZE!!!

    Abali ku kyeyo bawakanyizza okubagaana okwesimbawo

    Written by Ahmed Kateregga
    BANNAYUGANDA ababeera ebweru bawakanyizza ennyingo ebagaana okwesimbawo ku bwapulezidenti bwa Uganda n’okukulira ebitongole by’ebyokwerinda nga bwekiri mu tteeka ly’obunnansi bwa banabansasaana, eriri mu bubage.

    Omu ku bakulembeze baabwe, abeera mu Bungereza Mw. Michael Ssennyonjo yagambye nti kuba kutyoboola ddembe lya buntu okugaana Munnayuganda eyafuna obutuuze bw’ensi endala, okwesimbawo okulondebwa ku bwapulezidenti oba obutabeera muduumizi w’amagye, poliisi kubanga naye munnansi nga banne abaasigala kuno.

    Kiddiridde ebbago ly’etteeka ly’obunnansi okukkiriza Munnayuganda okufuna obutuuze bw’ensi endala gy’abeera kyokka nga takkirizibwa kulya bifo ng’obwapulezidenti, obuduumizi bw’amagye, kubanga asobola okubegera ensi gy’alimu oba okugyekuubirako Uganda n’efiirwa.

    #21941
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Abeeru gano amagezi bagasala dda olina kusooka kusalawo wa gyosinze okugwa kuba bwewessa okuba munsi esukka mweemu oyinza okuviramu awo nga buli omu kyolinayo katugambe nga business akusasuzaayo omusolo nomaliriza nga kyewayagala sikyofunye , ate twetaaga naffe tuddeyo kumateeka agafuganga obuganda siraba nsonga amawanga amalala go gakyakolera kumateeka gaabwe ate nga abantu bebamu bebajja mu Buganda nebajjawo agaffe nga siffe tulamula ewaabwe
    nebava naawo nebatuvuma nobujega .

    Nga kiringa muliraanwa bwajja munju yo nakuwa amateeka agafuga amaka go nakutuuka ne mukisenge kyokka nge wuwe ne mulusalosalo tosobola kulinnyayo kigere nga tanakisalako , kye kiseera Buganda yekambe.

    Abaganda abali ebweeru tulina okwetegereza ebintu bino kuba kati twegobako bagwiira ate tudde mu mivuyo gyegimu nga bekwaasa nti tulina obutuuze obwewammwe nobwewaffe.

    Ngo jeeko nti omuyolero gwetulina ogusala obusazi ensalo nga gugobeddwa balirwaana gwonna omuyeye tegulina wadde mpapula zibogerako kyokka mwe abalina empapula nga mugenda mu nsi zabeeru eri amateeka basiiba babatigomya enkya neggulo ate nga nokweyisa obulungi mweyisa bulungi temulina bemubba wadde okutta oba okkuba obutayimbwa

    #21946
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Multiple citizenship, or multiple nationality, is a status in which a person is concurrently regarded as a citizen under the laws of more than one state.

    Dual citizenship (being a citizen of two nations), or dual nationality, is the most common type of multiple citizenship.

    Multiple citizenships exist because different countries use different, and not necessarily mutually exclusive, criteria to bestow citizenship. Thus, a person becomes a citizen of multiple countries because countries, not persons, decide who is and who is not a citizen.

    Individual countries follow their own individual rationales in establishing their criteria for citizenship. Some countries bestow citizenship automatically at birth to persons with a parent who is one of their nationals (jus sanguinis), or to persons born on their territory (jus soli), or through marriage to persons wedding their nationals (jure matrimonii). Other nations (such as Australia) allow the grant of citizenship to be made to the children of citizens under certain circumstances. In addition, citizenship can be granted through naturalization. Once citizenship is bestowed, the bestowing country may or may not consider a voluntary renunciation of citizenship to be valid.

    Some countries consider multiple citizenship undesirable and take measures to prevent it; this may take the form of an automatic loss of a citizenship if another citizenship is acquired voluntarily (e.g., in China, Denmark, Japan, Singapore and India) or criminal penalties for exercising another citizenship (e.g., for carrying a foreign passport in Saudi Arabia). Others may allow a citizen to have any number of nationalities. However, since each country decides for itself who its citizens are, based solely on its own laws and generally without regard for the laws of other countries, it is quite possible for a given individual to be considered a citizen by two or more countries even if some or all of these countries forbid dual or multiple citizenship.

    On the other hand, some countries consider multiple citizenship desirable because it increases opportunities for their citizens to compete and build contacts globally, and/or have taken active steps towards permitting multiple citizenship in recent years (e.g., Australia since April 4, 2002; India, as noted below, has introduced a form of overseas citizenship but this stops well short of full dual citizenship).

    Many countries, even those that “permit” dual or multiple citizenship, do not “recognize” dual or multiple citizenship under their laws: individuals are treated either as citizens of that country or not, and their citizenship with respect to other countries is considered to have no bearing. This can mean (e.g., in Iran, Mexico , many Arab countries, former Soviet republics) that consular officials abroad may not have access to their citizens if they also hold local citizenship. Some countries may provide access for consular officials as a matter of courtesy, but do not accept any obligation to do so under international consular agreements. The right of countries to act in this fashion is protected via the Master Nationality Rule. In popular discourse, reference to countries that “recognize” multiple citizenship may refer only to the lack of any specific statute forbidding multiple citizenship (leaving aside the difficulties of enforcing such statutes).
    Wikipedia.

    #21964
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    Naye era toyinza kubeera mutuuze wa nsi bbiri zonna noziyisa kyenkanyi. Okujjako nga oli mugagga muzibu. Abasinga emu bagiryazamaanya omusolo, baguwanga mu eyo ensi mwebakolera nokubeera. Kizibu obutekubiira, nga ne kitabo ekitukuvu bwekitugamba, toyinza kuweereza bakamabo babiri. Ate nga mu kiseera kino Buganda eringa omwana omulwadde, yetaaga abo abamuliko mu bujjuvu, okusobola okuteguka ebizibu byalimu.

    #21968
    EfulansiEfulansi
    Participant

    Rules set for dual citizens.

    By Felix Osike and Mary Karugaba

    The Government has set stringent conditions for acquiring dual citizenship. The 1995 Constitution was amended in 2005 to enable Ugandans and non-Ugandans have two citizenships simultaneously.

    The terms are contained in the Uganda Citizenship and Immigration Control Bill 2008 presented to Parliament yesterday by the Government Chief Whip, Matsiko Kabakumba

    The Bill, she said, was a response to the public outcry for dual citizenship.

    “A citizen of Uganda of eighteen years and above who voluntarily acquires the citizenship of a country other than Uganda may retain citizenship of Uganda subject to the Constitution,” the Bill reads.

    But to acquire dual citizenship, applicants must not be engaged in espionage against Uganda or served in the armed forces and of countries at war or hostile to Uganda.

    Applicants must not have attempted to acquire Ugandan citizenship by fraud, or been convicted of a criminal offence and should not be bankrupt.

    The applicant must also be above 18 years of age, be of sound mind, hold only one citizenship provided his or her country’s laws permit dual citizenship.

    In addition, non-Ugandans must prove that they are not being deported from any country and are not under a death sentence or imprisonment exceeding nine months.

    They must also have been resident in Uganda for over 20 years and for 24 months running just before the application.

    The applicants must know at least one prescribed Ugandan language, English or Swahili.

    Additionally, the applicants should possess “substantial amounts of money lawfully acquired and be willing to take the oath of allegiance”. A person holding dual citizenship cannot hold some sensitive government positions or contest for the presidency.

    “We don’t want to create confusion. How do you become a president of another country at the sometime you are a citizen of another country? It’s the same thing with security heads. They are trusted with the countries’ security information and we can’t risk giving them duo citizenship,” Matsiko said.

    Anyone who acquires a third citizenship automatically loses the Ugandan citizenship.

    “Where a person ceases to be a Ugandan citizen he or she shall cease to enjoy the rights of a Ugandan citizen except rights to property legally acquired while that person was a citizen,” says the Bill. A Ugandan citizen, who desires to acquire citizenship of another country while retaining his or her citizenship has to give notice in wrtting to the immigration board.

    #21969
    EfulansiEfulansi
    Participant

    Abaganda bangi abali mu Diaspora bawagidde Dual Citizenship zino naddalabali e Bungereza ne mu America. Naye simanyi, nga waliwo okwekengera abalaalo abangi abayingira egwanga ekiro nemisana nga nebyetaka bikyali mu lwokaano.Ate nabatali balalo ekiseera kino tekikolebwamu matekagatambuza nsi.

    ekikulu abantu ababeera bafuna edda passports mu baba balina kumala kukola applications bupya nga ogaseko okubeera mu Uganda okumala emyaka okusobola okudamu okufuna obutuze.bano bayinza okubanga babaliiria ku applications ezo ne sente zebagenda okufunamu, oyinza nokusanga nga passport eyo kubiri bagiserra. Tuteekwa okumanya okwelowoza, tusobole okukola ebigasa ensi yafe Buganda.Waliwo minister omu omukyaala owomu Scandinavian country emu, about five years ago yagamba nti ekitta Africa era ekigikumidde emabega kiri kimu, abantu tebali patriotic, ensi zabwe baziyisa nga ezitali zaabwe.

Viewing 6 posts - 1 through 6 (of 6 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.