EBYAALO EBYAMANNYA AGANYUMA

  • This topic has 4 voices and 4 replies.
Viewing 5 posts - 1 through 5 (of 5 total)
  • Author
    Posts
  • #17108
    KulabakoKulabako
    Participant


    Mu Buganda waliwo ebyaalo ebirina amannya aganyumira ffe ababiri ewalako, katugambe erudda lwe Ssemuto eyo mu Ssazza lye Bulemeezi eriyo ekyaalo kyebayita Kaliro Katono, ate bweweyongerayo mu bitundu ebyo era waliwo ekirala kyebayita Bbeere -Tto naawe tubulireyo ku mannya ge byaalo mu Buganda agakunyumira.

    #25454
    BusagwaBusagwa
    Participant

    Waliwo ekyaalo kyebayita BUKUNDUGULU (mbu bwa muwogo)kiri kumpi ne Bulo-Mpigi..mu Butambala..ate ekirala bakiyita GGOLOLA (0yita
    ne Paasi) kiri eyo kumpi ne MADDU..era mu Butambala…

    #25465
    MugerekaMugereka
    Participant

    Masodde e Kiboga (mboga nnene oba kiboga kibi?)

    #25466
    MugerekaMugereka
    Participant

    Tweyanze Bulemezi.mu luzungu bayitayo THANKSGIVING.

    #25471
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Kinywanto. Kino kiri mu Bulemeezi eyo, naye nange sigendangayo mpulira kiwulire.

Viewing 5 posts - 1 through 5 (of 5 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.