GGWE omulwadde w’amannyo naddala ebiwuka bye gawommoggoddemu ebituli,eddagala ly’oba weekwata liri ku mirandira gy’ebbombo.
Gisime ogyanike oluvannyuma ogisekule okufunamu ensaano.Eno gy’oba omamirira mu kituli ebiwuka bye gaaleka mu mannyo gano buli lw’ofuna obudde.
Bukedde
Published on: Wednesday, 20th August, 2008
Lino eddagala lisoboka okubeera eriyinza okukyuusa bingi mu byobulamu bwa mannyo. Kyolina okumanya ku ddagala lya Baganda terirwawo mu kulaga njawulo. Nze ndowooza nti abali ebweeru wa Buganda musaanye okugezesa ku ddagala lino, wakiri olwokwegema, kubanga obulwadde bwa mannyo bukwaata naddala mu kunywegeragana. Ate nga bannaffe bangi abeeru naddala, balina nnyo ebizibu namannyo ago.