Ensi zonna zijja kumala kumma visa

Home Forums Ababaka Website, Noticeboard and Off-Topic Kintabuli / Salmagundi Ensi zonna zijja kumala kumma visa

This topic contains 0 replies, has 1 voice, and was last updated by Basajjamivule Anonymous 6 years, 9 months ago.

Viewing 1 post (of 1 total)
  • Author
    Posts
  • #18375
    Basajjamivule
    Anonymous

    Kati nno kikyaali kituuza Saudi Arabia ne South Africa bebakyakulembedde okumma ba na Uganda Visa ekiseera kijja kutuuka nga buli omu asibye natti ku nsi ye bano ababadde bakyeyinula nti banabba ensi sente bo bayite bulungi nokujjanjabirwa ebweeru ekiseera kijja kutuuka nga nabo tebakyabakkirza kufuluma , kiba kya butumbaavu okulowooza nti onokama ensi banyiniyo notobawaamu wadde kagaanya kwekolera wadde akalimu akatono ngo kulenga enyaanya , nooba ngokola gwa kubasolozaako sente zokka nebalyooka bafiiranga mu makubo kuba ataddewo aboluganda abako nabemikwaano bebaba bavuga amabaasi ne zilukulana nebakola gumu gwa kutta bantu ku nguudo netebaayo noomu gwebasiba oba gwebayimiriza
    Kyokka nga ye omufuzi m7 bwabaako gyalaga nasiba oluguudo lwonna ye amale okuyitawo.
    kino temukyewuunya nti mu Buganda kasita Mukama akuvaamu oddayo wansi ate noyitawo, kubanga okulinnya kukisa kyabantu nobasasula akayirigombe Mukama akinyigira

Viewing 1 post (of 1 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.