Fuuka Star Nga Olagula – I PREDICT….

Home Forums Culture, Edutainment and Pure Fun Emmunyenye za Ababaka / Ababaka stars Fuuka Star Nga Olagula – I PREDICT….

This topic contains 2 replies, has 3 voices, and was last updated by Mulongo Mulongo 8 years, 9 months ago.

Viewing 3 posts - 1 through 3 (of 3 total)
  • Author
    Posts
  • #18691
    Mulongo
    Mulongo
    Participant

    Nze kyennengera mu maaso kigamba nti Museveni jja obululu kububba, naye amangu nga yakassaako gavumenti ye, ensi ejjakwongera okutabanguka munda. Naye mu buli ngeri yyo gavumneti ejja kukyuuka mu 2011, awo okuva mu mweezi September.

    Naawe tuweeyo ekiragulo, ekyekika kyonna, manya bwetunakiraba nga kitukiridde ojja kufuuka star oba katugambe emmunyenye ya AbabaKa.

    #27241
    Omumbejja
    Omumbejja
    Participant

    Byo ebikutiya byobululu ettaka ttono ate oba kati nessente mu banka tekyaali kati azagala olina kugenda mumaka gabali kutop mu gavumenti kuba ziri mitweetwe oba kunkondo yakitanda ate nga twogerera mu dollars oba pounds oba Euros .

    M7 ajja kugezaako okuddako naye kuluno ebintu tebijja kuba byangu kubanga nabagala okutwaala oil nabo ayongera okubassa mubuzibu gyayanguwa okuvaawo nabo gyebagala okumukokotayo nga bukyaali awo omulala yenna anabakkirizisa okutwaala kyebagala wayingirirawo , ate mujjukire nti ye omweeru taliiko mukwano gwe ye atunulira intersrts ze zokka tekimugaana kukozesa muntu bbanga lyonna nga nokumuwa ebitta abalal yabimuwa nakeera enkya omuntu oyo namukwaasa omutwe gwe mu ngalo omulala nayingirawo nekibeera business as usual,
    Balina nakano bwebaba omuntu bagala ayanguweko okubaviira be basooka nokukunganya buli kasongo konna ate bo kennyini bebawa amateeka nti kati akwatibwe

    #27938
    Kalibattanya
    Kalibattanya
    Participant

    Mulongo obwa star wafuna bwa kitundu, kubanga obululu yabubba nga ffenna bwetwali tumanyi, naye 2011 yavaako ate nga yye kwaali.

    Wabula nze kyendaba nti ensi ejja kwongera okutabanguka. Era Rag tag gandg of thieves mbalengera nga balindiridde lunaku. Olunawulira akakuba nga badduka, balinga abaana abali ku mpaka zokudduka, batandika noikudduka nga tebannawulira nakuduumirwa.

Viewing 3 posts - 1 through 3 (of 3 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.