GGUNJAAWO EDDIINI OGAGGAWALE

This topic contains 1 reply, has 1 voice, and was last updated by Basajjamivule Anonymous 7 years ago.

Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • Author
    Posts
  • #18385
    Basajjamivule
    Anonymous

    Buli ava ebule ne bweeya yaleeta amadiini amapangirire kati na bajapani bayingiddewo ne kkanisa zaabwe songa ewaabwe tebasobola kukukkiriza ngooli kaddugala ngoova mu Africa mbu zoono mbaletera ediini empya mu mpe nziimbe na mukibuga kyammwe , kyoova olaba nga amin yabagamba nti abo bakola bwambembega ate era bakitulaga abaminsane abasooka mumaaso akulaga kitabo kitukuvu emabega akutte mundu, kati ebintu byongera okwetugga mu nsi zaabwe banoona badictator bebanasasula okubaleka okuleeta buli kyonna kyebayinza okujjamu sente ate nga bazikama mu baavu lunkupe , kyaava akusabamu emmere eri fresh ye nakuletera eyemikebe eyagwaako edda ennaku kuba amaze okukukakasa nti akatale ka nalubabwe sikabeeyi zi supermarket ze zo mulembe ezikuletera emmere yomumikebe enkadde

    #28046
    Basajjamivule
    Anonymous

    nzigya

Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.