Govt Kings’ Forum Gangs Up Against BUGANDA

Home Forums Meeting Greeting & News Reports Omuko Ogusooka / Frontpage News Govt Kings’ Forum Gangs Up Against BUGANDA

Viewing 9 posts - 16 through 24 (of 24 total)
  • Author
    Posts
  • #22727
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Truth be said, reading Mr. Miirima’s essay one understands why our ancestors didn’t have a very high opinion of Bunyoro. This essay is really bringing out the true colors. It’s so senseless that I felt a great urgue to help them edit it for commonsense. They are not changing some pieces of Buganda history, they are writing the whole thing anew, claiming the Baganda distorted THEIR OWN history?!!” Now it’s clear why they together with the northerners burnt the archives in Bulange. Should have been evident from day one. Who had something to gain from the deed? BUNYORO! by stealing Buganda’s two Counties with Obote’s help. And by the way, does Mr. Miirima know that Empire means expansionist? He writes Bunyoro was the empire while Buganda was the expansionist. Infact, this is an essay about how to run an empire. It further states that Buganda was Bunyoro Kitara’s County. So was Uganda a province of the British Empire. Buganda was extremely obedient and loyal to the Bunyoro Kitara kingdom…but there is really no need for anyone to waste so much time with this. I recommend though, that all Baganda read Mr. Miirima ‘s essay. You’ll get to understand a whole lot of things better. You’ll also see how nothing will bring peace to our Buganda except breaking away from this insanity.

    The only unfortunate thing, is that Mr. Miirima seems to forget that not only Bunyoro knew Buganda in those days. To say that in 1862, Buganda belonged to Bunyoro is extremely outrageous. What about the 1500 suceession he talked about earlier? There is so much tangible evidence to disproove all this. Mr. Miirima and whoever helped him write this, must study some Sudanese history too.

    #22749
    EfulansiEfulansi
    Participant

    This is Buganda history according to museveni.looks like every tribe in Uganda has it’s own version of Buganda history even before they get one of their own. If only someone could tell museveni that the Luganda word -wankaaki doesn’t mean palace.

    Mr museveni said the luo, who are largely settled in northern uganda and western kenya, governed the three kingdoms, leaving descendants behind, who today, are the current rulers. “the kings of bunyoro, buganda and tooro are luos,” said mr museveni. “it’s only in ankole that we stopped the luo expansion. How can you have a bantu name like oyo, like this young boy (the king of tooro) and olimi the king of bunyoro?” in further drawing a link between the king of buganda and the luos, mr museveni cited a luganda word “wankaaki”, which means main gate, one he claims originated from the luo. “if you ask any muganda that what is wankaaki, they will tell you ‘lubiri lwa kabaka (kabaka’s palace). But we have to excuse them because they don’t know history. This is a luo word,” said the president.Delving into his favourite subject of history, mr museveni said the three kingdoms were conquered and ruled by the luo from 900 to 1500 ad. His historical opinion was corroborated by makerere university political historian mr mwambutsya ndebesa. “about 600 years ago, the jo-bito (luo) attacked the chwezi dynasty and formed the babito dynasty whose descendants are baganda and banyoro,” said mr ndebesa, adding that the founder of buganda kingdom, kato kimera, was a descendant of king rukidi mpuga of bunyoro. He said tooro was formed in 1830 out of bunyoro kingdom.

    http://www.mashada.com/forums/kenya-2008/71486-salala-kumbe-buganda-bunyoro-tooro-tribes-uganda-related-luo-s.html

    #22752
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Twesiimye okuba nabantu abamanyi Obuganda nebyafaayo byaabwo kuba kiba kuba kibiina kyebasomesa bano banaffe abagwiira mu Buganda nga be basomesa abaana ebifa ku nsi zaabwe bandi betamizza kuba tewali webikwatagana , ye m7 asooke atubulire olunyiriri lwavaamu nga tanatusomera wa Abaganda mwetuva

    #22771
    BusagwaBusagwa
    Participant

    Okujjako okubeera nga yajjira ku mugongo gwa nyina Esteeri Kokundeka nga badduka ekibambulira ekyaali kigudde e Rwanda
    Museveni yafuna obubudamo mu maka go Omwaami Byanyima e
    Nkole era nga yeyali omusomesawe eyasooka. M7 yali wa mmizi era owe mputtu atayangalanga kubeeranga na banne wabula eyekutulangako nga yetwaala okuba omuntu owa waggulu ennyo.Wano jjolyabalamu nga omugezi Yusuf Lule ne Kisekka batandikawo ekibiina kya NRM yafubutukayo neyetuuma Ssentebe era ebyaddirira byetulaba kati.. Wano wensabira Omwami John Jjumba wonna wooli okuddamu okutuwa
    bwino ku ensoonga eyo waggulu kubanga nebwaanaba nga afudde
    ebigambo tugenda kubikwasa kooti enkulu e den Haag.Omusango
    teguvuunda…

    #22772
    MugerekaMugereka
    Participant

    Bino byona bilagira dala enjawulo eliwo wakati wa mawanga gano. E Buganda omuganda yeyisa kiganda, ebyomusayi bija luvanyuma. Naye abagwira abasinga abali mu Buganda ekigezo kino bakigude. Tebalina kyebatutegelako, kubanga babade buzy mu bubbi.museveni alowoza nti okuva mu ba Luo kivumo eri Abaganda, kyava agamba nti aba Luo mu Nkole tebatukayo kuwambayo nakuzalayo. Naye eri fe abaganda ekyo tetukilinako mutawana. Omuntu omulungi mu bane eyeyisa nobuntu bulamu, wona wava mu nsi yonna, tumusubiliza okuba nomusayi omuganda.waliwo eyawandika ko nti abantu abali mu Uganda,fe Abaganda tebatumanyi, naye wano wokitegelela dala.

    #23365
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Siteesa na bakyewaggula

    Bya Ahmed Kateregga

    MINISITA wa Kabaka yeekandazze n’ava mu lukiiko lw’abakulembeze b’ennono bw’asanze nga mu balwetabyemu mulimu Ssaabaluuli ne Ssaabanyala.

    Bino byabadde mu lubiri lw’Omukama wa Bunyoro e Hoima ku Mmande, Minisita wa Kabaka omubeezi avunaanyizibwa ku by’okunoonyereza, Mw. David Mpanga bwe yakiikiridde Katikkiro JB. Walusimbi, kyokka gye yakubye amaaso nga ku Ssaabaluuli Mwogezabutamanya ne Ssaabanyala Mpagi Kimeze kw’alaba!

    “Saabadde na kyakukola okuggyako okutuukirira Katikkiro wa Bunyoro, Ying. Yafeesi Kiiza ne mmutegeeza nti nga minisita wa Kabaka nabadde sisobola kubeera mu lukiiko olwabaddemu bakyewaggula,” Mw. Mpanga bwe yategeezezza n’agamba nti ebintu by’ebimu yabigambye omwogezi w’obukama bwa Bunyoro, Mw. Henry Ford Mirima.

    Olukung’aana luno olwabadde lukubirizibwa Omukama wa Bunyoro, Rukirabasaija Agutamba Solomon Gafabusa Iguru, lwasasuliddwa omukago gwa Bulaaya. Luno lwe lwokubiri ng’olwasooka lwali Masindi gye buvuddeko Buganda gy’etaakiikirirwa kyokka Kamuswaga Apolo Sansa owa Kooki yaliyo era n’abawa ettaka e Kabuusu mu Kampala bazimbeko ekitebe.

    “Nneewuunyizza okulaba nga Ssaabaluuli ye yabadde addiridde ku kiwu ekyabadde kituddeko Omukama wa Bunyoro ne nkirabira ddala ng’okwabadde okusosonkereza Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda.”

    Yagambye nti mu bakulembeze b’ennono abamanyiddwa mu Uganda, Ssaabaluuli ne Ssaabanyala tebalina we bagwa n’awa ekyokulabirako ky’abakulembeze b’ennono mu Buganda nga Kamuswaga n’abataka abakulu b’ebika Ssaabaluuli ne Ssaabanyala tebagwamu.

    Yayongeddeko nti yeewuunyizza omukago gwa Bulaaya okusasulira ekintu ekyandigasse abantu kyokka ne kyongera kubatemaatemamu.

    “Buganda yawangula Abaluuli n’Abanyala ate Bunyoro yazimbirwa ku kuwangula Bagungu, Bachope n’abalala, eby’okuvuganya tubiveemu,” Mw. Mpanga munnamateeka bwe yategeezezza.

    Omwogezi wa Bunyoro Ford Mirima yagambye nti okwekandagga kwa Mpanga kwalaze ejjoogo, eggume n’okwemanya kw’Abaganda.
    Bukedde Published on: Saturday, 9th May, 2009

    #23383
    NamukaabyaNamukaabya
    Participant

    Banange mbadde kano kekakiiko kekamu kekaliwo luli kati Katikkiro buli jatayagala kufunira mitawaana atandise kutumayo balala ffe abasomera ebbaluwa mu basa tukya mulaba bwayagala ennyo okusanyusa M7 kyebava baleeta ebya Buganda mu mawulire gaabwe nokusaawo ebibutikire bya radio ze, kyokka nga katikkiro tavaayo enkya neggulo nokubawaana yiiyi bayitiridde nti ate mwana wange bayise wali webayitirira luri .
    Mbadde bebantu bebamu abasanyaawo buli Muganda kyatandikawo amawulire aga Baganda gaddawa ye radio zabaganda lwaaki azigulirira zigwe ye atekewo eyiye nga gulirira Abaganda bakole muli . M7 alowooza nti ayinza okutubuza buza buli kya Baganda kyonna yayagala bagambe nti yabalowoleza yakibaterawo yakibakolera, tukooye

    #45943

    hi to all! give me plbase funny cats videoxs on yourtube

    #45975

    I am very sorry for your loss. Unfortuately I got the call from my Dad two weeks ago that he has cancer in the bones in his lower back.

Viewing 9 posts - 16 through 24 (of 24 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.