Gyobeera Nti Ffe Tunyigiriza Bbo

Home Forums Ababaka Discussions for Unity and Peace Masangaanzira / Crossroads Gyobeera Nti Ffe Tunyigiriza Bbo

This topic contains 0 replies, has 1 voice, and was last updated by Kalibattanya Kalibattanya 5 years, 2 months ago.

Viewing 1 post (of 1 total)
  • Author
    Posts
  • #17030
    Kalibattanya
    Kalibattanya
    Participant

    Bannange kino mukiraba mutya? Mulabe olwaleero, Obuganda buli mu buwambe, era buli mu kasitaano ka kwetaasa. Naye ate bannaffe abatukutte mu buddu, nga era ne bannaabwe abaabasooka batukaabirira gyobeera nti ffe tunyigiriza bbo. LWAAKI ABAGANDA BATUSOSOLA? LWAAKI BAGALA KWEKUTULA? Eehe eehe? Nga mmwe mutulinnye ku nfeete? Gwe kino okitegeera otya?

Viewing 1 post (of 1 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.