HAPPY BIRTHDAY TO ALL BORN IN APRIL

Home Forums Ababaka Website, Noticeboard and Off-Topic Okulanga / Announcements HAPPY BIRTHDAY TO ALL BORN IN APRIL

  • This topic has 11 voices and 20 replies.
Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 21 total)
  • Author
    Posts
  • #19064
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    They say that age is all in your mind. The trick is keeping it from creeping down into your body.

    Abalungi baffe nga bamu bwe bakyaali mu kisiibo nze ndeseeyo ku Salmon nga bwetuyoza yoza bannaffe abazalibwa mu April IMG_5333.jpg

    #22829
    DJ-Omutaka KitakaDJ-Omutaka Kitaka
    Participant

    Owangaale Ssabasajja Kabaka Muwenda Empologoma ya Buganda Cucu Namunswa. Obuganda buberenga ntende.
    disco.gif

    #22830
    NamukaabyaNamukaabya
    Participant

    WANGAALA NNYO SSABASAJJA MUWENDA MUTEBI NANTAWETWA EMPOLOGOMA YABUGANDA IM001056.jpg

    #22847
    EfulansiEfulansi
    Participant

    Wangaala Omutanda Sabasajja Kabaka Wa Buganda Muwenda Mutebi II.

    happy_birthday_1161.gif

    #22848
    EfulansiEfulansi
    Participant

    Eri Abaganda mwena abazalibwa mu mwezi guno, amazalibwa gamwe gabeere malungi, nomwaka guno ogubegaseko gutuleetere ffena eddembe nobutebenkevu mu Buganda yattu.

    happy_birthday_1047.gif

    #22849
    KulabakoKulabako
    Participant

    SSABASAJJA KABAKA EMPOLOGOMA YA BUGANDA MAGULU NYONDO OWANGAALE ERA OLAMULE OBUGANDA MU DDEMBE th_happybirthday_22.gif

    #22850
    KulabakoKulabako
    Participant

    Mwenna abalala abajaguza amazalibwa gammwe mugira muyogayoga era muwangaale muzaale mwaaze Obuganda

    crv10.jpg

    NZE NDEESE EMMERE KATI OMULALA AYIYIZEEKO ENVA EKYO EKYENGABO MUKILYE NGA BIBALA MENVU OBA MUGAFUMBIRE ABAANA

    #22862
    MulongoMulongo
    Participant

    Wangaala nnyo bbaffe Sabasajja Kabaka Muwenda Mutebi II Empologoma ya Buganda. Katonda waffe akubundugguleko emikisa gye, wamu ne Nabagereka waffe, abalangira nabambejja, n’Obuganda bwonna obulamule mu mirembe.

    hbirthday.gif

    #22863
    MulongoMulongo
    Participant

    Abaganda mwenna abazaaliwba mu April amazalibwa gammwe gabeere malungi, Mukama abawe byonna byemumusaba wamu ne Kabaka waffe.

    Mbaleetedde samaki ezigendera ku ttoke Kulabako lyeyaleese. Naye samaki temuli supu, bya kuwema buwemi, nga bwekiri kisiibo tuleme kusala mu ssaala. Ku mazukira tunaluma agafi.

    fishlitle.jpeg

    Nakayimba kaakano ako lunaku.

    #22826
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Tukwagaliza amazalibwa malungi, Ai Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II. N’Omwaka gwoyingidde gubeere gwa ddembe na ssanyu.

    Bikino Sabasajja ebita byomwenge ndeese, abasajja bo nabazaana bibavumule enyonta wano ku Ababaka.com.

    gourd_two.jpg gourd_two.jpg gourd_two.jpg gourd_two.jpg gourd_two.jpg gourd_two.jpg

    #22868
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Eri bannaffe mwenna abalina amazalibwa gaabwe mu mweezi guno ogwa April, tubagaaliza gabeere malungi. Era essanyu lyetubagaliza ku lunaku olwo, libatambulize ddala okutuuka ku mazalibwa agajja, nga tuddamu nate okubagaliza; obulamu obulungi-omutali ndwadde, emirembe, nebyonna ebisanyusa emitima gyemmwe.

    Mwekwaate buli omu ka bottle gourd ke mwesenere ku bita, tujaguliza wamu N’Omutanda.

    bottel_gourds.jpg bottel_gourds.jpg bottel_gourds.jpg bottel_gourds.jpg bottel_gourds.jpg bottel_gourds.jpg

    #22873
    SengoobaSengooba
    Participant

    Wagaala Ssabasajja Cucu Kabaka wa Buganda. N’abaganda mwenna abazaalibwa mu mweezi gumu ne Ssabasajja nammwe mbakulisa okutuuka ku lunaku.

    Tweesimye nnyo Olwa Buganda yaffe.

    #22876
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Ssabasajja Kabaka, Magulu Nnyondo, Nantawentwa ,Maaso Moogi,Ssegwanga Musota, Nantameggwa , Ssabalongo, Nannyinimu, Bbaffe,Cuucu , Nantalinnya mu Kateebe Empologoma ya Buganda

    OBUGANDA BUKWAGALIZA AMAZALIBWA AMALUNGI ERA OBULAMULE MUDDEMBE Kabaka5.gif

    #23082
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    kabaka9.jpg

    Abatakalideko mwasubiddwa naye nze nakalideko mubirowoozo nga kawoomu kazibu kwekubetikirayo mbaletere.
    Awangale ayi Ssabasajja kabaka waBuganda.

    OMUZIRA KISA ATWETIKIDDE KU MAKULA AGABADDE KU MUKOLO GWA SABASAJJA MUNAFFE TWEYANZE NAFFE KATUWOMEDDE MU BIROWOOZO

    AWANGAALE KABAKA WAFFE MUWENDA MUTEBI EMPOLOGOMA YA BUGANDA

    #23083
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    KINO EKIFANANYI KYE KYA MAZALIBWA GA KABAKA NGA 13 APRIL 2009
    SSABASAJJA KABAKA MUKAMA KATONDA AKUBUNDUGGULEKO EMIKISA GYE OLAMULE OBUGANDA MU DDEME
    kabaka10.jpg

Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 21 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.