HAPPY BIRTHDAY TO ALL BORN IN APRIL

Home Forums Ababaka Website, Noticeboard and Off-Topic Okulanga / Announcements HAPPY BIRTHDAY TO ALL BORN IN APRIL

  • This topic has 11 voices and 20 replies.
Viewing 6 posts - 16 through 21 (of 21 total)
  • Author
    Posts
  • #23088
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    Webale ssebo Mumbejja kutuletera ku bugoma obwo obutwelumisizzako engalo.
    Awangaale Ssabasajja Kabaka wa Buganda.

    #26326
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    0001051UZ7f.jpg

    Eri Empologoma Ya Buganda Ssaabasajja Kabaka Muwenda Mutebi II. Wangaala Ai Bbaffe Cuucu Lukoma Nantawetwa Namunswa Maaso Moogi Nantakwaata masimu ga buli kileeleese.

    Namwenna abazaalibwa mu mweezi guno, muyogeyoge.
    Ekikutte obudde kiributa.

    #26327
    EfulansiEfulansi
    Participant

    Awangaale Ssabasajja.

    Nebonna abalina olunaku mbagaliza bilungi byerere.
    Akuume atakumira mpeera.

    #26348
    MachatiMachati
    Participant

    http://www.youtube.com/watch?v=p4sMKbm4y0Q

    Wangaala Nnyo Bbafe Ssaabasajja Kabaka Muwenda Mutebi II.

    Nabaganda mwenna abazaalibwa mu mweezi guno mujagulize wamu ne Mpologoma yaffe, n’Obuganda bwonna.
    Akuume.

    #26351
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    OWANGAALE SSABASAJJA EMPOLOGOMA YA BUGANDA TUJAGULIZA WAMU NAAWE OKUTUUKA KU MAZALIBWAAGO MUKAMA KATONDA WAFFE AKUYISE MU MAYENGO OSOBOLE OKULAMULA OBUGANDA EMIREMBE 247392.jpg

    #26354
    N.KibuukaN.Kibuuka
    Participant

    http://www.youtube.com/watch?v=971pl0fP58U

    Wangaala Ssabasaja Kabaka Wafe.

    Nebona abejagulizako mu kisera kino muwangale nga musolo.

Viewing 6 posts - 16 through 21 (of 21 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.