HAPPY NEW YEAR TO ALL ABABAKA.COM PEOPLE

Home Forums Ababaka Website, Noticeboard and Off-Topic Okulanga / Announcements HAPPY NEW YEAR TO ALL ABABAKA.COM PEOPLE

  • This topic has 11 voices and 17 replies.
Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 18 total)
  • Author
    Posts
  • #18745
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Eri Abakiise Nabagenyi boku AbabaKa.com
    Tubagaliza Omwaka Omujja Ogwessanyu Nemirembe.
    happy_new_year.gif
    Namugereka Addukirire Obuganda.
    Awangaale Sabasajja Kabaka Mutebi Muwenda II

    Admin.

    #21415
    MugerekaMugereka
    Participant

    hpny.gif hpny.gif hpny.gif
    To all of youuuuuuuuuuuuuuuuuuuuuuu

    #21418
    EfulansiEfulansi
    Participant

    Nze sirina kafaananyi banange, naye omwaka gubaberere mulungi mwenna.

    #21423
    TontoTonto
    Participant

    Happy new year. Remember to return home.

    Adm. give us more space for graphics. at least 400kb instead of the present 50kb you allow. too little.

    Now I have to trim my graphic… and it does not look nice in reduced mode.

    See below.

    #21424
    TontoTonto
    Participant

    Happy new year. Remember to return home. happy_new_year_fireworks2.gif

    #21428
    MulongoMulongo
    Participant

    OBUGANDA BUYINGIRA MU MWAKA OMUPYA OGWA 2009
    Essaawa 6 ezekiro zibulako ddakiika. Omwaka ka guyingire nga tusaba.

    http://www.youtube.com/watch?v=n4u9fpENhj4

    Katonda waffe atusaasire, atuwe emirembe, atuwonye abalabe baffe, atulage emirembe mu bulamu bwaffe buno obwo kunsi. Amiina.

    happy_new_year_bear.gif

    #21429
    MugerekaMugereka
    Participant

    Baganda banange mbakulisa okutuka ku mwaka guno, era tuguyingiremu era tugumaleko nokutendereza Mukama wafe nobulamu.

    #21436
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    MBAGALIZA OMWAAKA OMUJJA GUBABERERE GWA MIREMBE NEBYONNA BYEMULUBIRIRA BITUKIRIRE

    8607_002_21_1027.gif

    #21439
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    Omwaka guno ogwa 2009, nsaba Mukama Katonda waffe owe Butonda ayambe Abaganda baddabirize omukwano wakati waabwe, baggumire nnyo mu bumu bwaabwe, bonna bazibuke amaaso eri obalabe baabwe era abalabe bamazima, babere bavumu mukukola kyonna ekyetagisa okubejjako. Omwaka ogwa 2010 gutusange nga tusinza Katonda waffe mu mirembe. Amiina.

    #21446
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    2009.gif

    FFENNA NTWAGALIZA OMWAKA OMUJJA OGUJJUDDE OBUWANGUZI NE SSANYU.
    SABASAJJA KABAKA MUWENDA MUTEBI II AWANGAALE ALAMULE OBUGANDA MU MIREMBE.

    #21450
    MubiruMubiru
    Participant

    new.gif

    #21453
    EfulansiEfulansi
    Participant

    mwaka_mupya.gif
    Mwenna.

    #21455
    MulongoMulongo
    Participant

    Kabaka ne Nnaabagereka
    Kabaka_ne_Nabagereka.jpg
    Kabaka Mutebi ne Nnaabagereka nga baawulira abantu mu Nkuuka.

    Thursday, 01 January 2009 15:08 Bya Josephat Sseguya ne Richard Ssemakula

    Kabaka ne Nabagereka nga bawuubira abantu mu Nkuuka.
    ABANTU baakubye enduulu mu Lubiri e Mmengo Kabaka Mutebi bwe yalabise ne Nnabagereka ku ntujjo z’okuyingira omwaka omuggya. Mu Lubiri awaabadde Enkuuka ya CBS, abantu baatandise okuyingira ku ssaawa bbiri ez’oku makya era abamu baavuddeyo ggulo ng’obudde bukedde.

    #21467
    Justus ZaguduJustus Zagudu
    Participant

    Happy New year banange.
    ka_hapny.gif
    Katono kazira mu liiso.

    #21484
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    resolutions.jpg

    Abaganda tufube nnyo okukola ekisoboka okulwanirira Buganda eve mu bizibu naffe tubeereko newaffe eweyagaza. Nga agenda okukyala ogenda weyagalidde sso ssi lwa kabi nga embeera yetugoba ewaffe. Naffe tweyagalire ko ku ttaka lya bajajja ffe, tutambulireko mu makubo agasooka okulimibwa ba jajja ffe nenkumbi ne mikono gyaabwe gyenyini. Tutambule nga tulaba ku nsi ennungi eyaffe ku bwaffe, Katonda waffe gyeyatuwa. Ensi yaffe etwagale nga naffe bwetugyagala.

Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 18 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.