Kaggo alabudde abaagala eky’Amasaza

Home Forums Culture, Edutainment and Pure Fun Ebyemizannyo / Sports Kaggo alabudde abaagala eky’Amasaza

Viewing 1 post (of 1 total)
 • Author
  Posts
 • #16596
  MulongoMulongo
  Participant

  Kaggo alabudde abaagala eky’Amasaza
  Bukedde Monday, 20 April 2009

  OWESSAZA ly’e Kyaddondo, Kaggo Tofiri Kivumbi alabudde Amasaza nti gaalyesanga nga tegazzeemu kulaba ku ngabo oluvannyuma lwa Kyaddondo okugi-twala omwaka oguwedde. Kaggo agamba nti kati Kyaddondo etandise era abawakana abagambye nti balina okukkiriza kuba nti atandika agyeddiza mu 2009.

  Kaggo okulabula kuno yakuko-ledde ku kabaga ke yakoze okujaguza obuwanguzi bwe baatuuk-ako akaabadde ku kisaawe ky’essomero lya Bekerly e Namasuba.

  Ku mukolo gwe gumu maneja w’Essaza lino Frank Kyazze yasabye obuyambi.

Viewing 1 post (of 1 total)
 • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.