KYANJO’s case dismissed

  • This topic has 4 voices and 3 replies.
Viewing 4 posts - 1 through 4 (of 4 total)
  • Author
    Posts
  • #18006
    TontoTonto
    Participant

    “Anamma owuwe, nti leka ebagenyi bamale okulya…”

    KYANJO’s case dismissed

    Buganda Road Court has dismissed charges of sedition and promoting sectarianism against Hussein Kyanjo, MP for Makindye West. Magistrate Francis Kobusheshe reached the decision after prosecution reported to court that it had no Police file relating to the charges against Kyanjo.

    Kobusheshe observed that since October this year, prosecution had no Police file in court, an indication that it had lost interest in the matter. He however advised prosecution to re-instate the charges when it was ready to furnish court with Police investigations into them.

    Prosecution had accused Kyanjo of having committed the offenses during the “Tuzibuke Amaaso” programme which was aired on CBS radio on October 24th last year.

    Regarding the sedition charge, prosecution had accused Kyanjo of having said that Lieutenant General, David Tinyefuza and President Museveni displaced people they found on land at Kisozi.

    On the charge of promoting sectarianism, prosecution had accused Kyanjo of having said that cattle keepers referred to as Balalo have filled Buganda land.

    #20828
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    What are they if not Balaalo? Bahima, Banywaranda, simply cattle keepers – Balunzi bante? Who are they? I think it would be helpful everytime they complain about this name to offer the right one.

    #21261
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Okugoba omusango gwa Kyanjo kiraga nti bulijo amazima gawangula. Bayinza okubanga file eza Kyanjo okuwagira enjawukanya mu mawanga banoonya nnonye, songa ezaabwe weziri okuviira ddala mu kooti mwebali nga abakozi bonna bamu West. Abantu bongere okwogera amazima, ku nkomerero gajja kuwangula wamu naabo abanabeera bayimiridde ku ludda lwaago.

    #21738
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Tuteesa ku kya kuggya UPDF Somalia – Kyanjo
    Written by

    MINISITA w’ensonga z’ebweru ku ludda oluvuganya gavumenti, Hussein Kyanjo ategeezezza nti batandise kaweefube w’okuggya amagye ga Uganda mu ggwanga lya Somalia mu bwangu.

    Kyanjo yagambye nti baatandise enkiiko okuteesa ku nsonga ya bannamagye abali e Somalia kubanga bandiba mu matigga.
    Bino yabitegeezezza bannamawulire ku Palamenti n’agamba nti bagenda kuleeta ekiteeso mu Palamenti amangu nga yakaddamu okutuula.

    Yagambye nti ekisinze okuleeta obuzibu kye ky’okuba nti amagye ga Uganda gokka ge gakyali mu Somalia oluvannyuma lwa Ethiopia okuggyayo agaayo ate nga bannalukalala beeriisa nkuuli ennaku zino.

    “Amagye ga Uganda gokka tegayinza kwang’anga batujju era ne Uganda esaana okuggyayo abaserikale baayo nga tebannazinduukizibwa,” Kyanjo bwe yagasseeko.

    Kyanjo yagambye nti abaserikale baffe tebasobola kulwanyisa batujju b’e Somalia bokka n’agattako nti lulinga lukwe lw’amawanga malala okukubisa Uganda kuba gaagaana n’okusindikayo amagye gaago.

    Mwaali mukigenderedde nti buli lwewabaawo mess Muganda gwebasindikayo okugyogerera nga bakirimaanyi bomu West na bayima ba m7 buli omu yekukumye

    Ate mukimanye nti abaliyo bebatali nnyo bamugaso eri mukama waabwe lwaaki teyasindikayo mutabani we Muhoozi negye eddene erimukuuma gyatalina kyakola, betenda amaanyi lwaaki si bebagenda nebanganga abatujju mbadde sente yomuwi womusolo egweera kubbo batulage kyebasobola okukola bagende e Somalia
    Mmwe abamawanga amalala abaana bammwe be basindikayo nga mwe muli eno muwoza kasita bayiggannya Baganda kati nammwe kamuloze kubulumi obwokufiirwa abaana bammwe nga nabattissa afa ku babe bokka batasindika kumulwanira ntalo ze kuba alina mmwe abajega be
    muwoza kimu kasita tuli mu Buganda twebaka kutulo mu bibokisi byo mu Kampala mukoka wakazambi abayita mu lugya

Viewing 4 posts - 1 through 4 (of 4 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.