LOVE ON THE INTERNET

  • This topic has 8 voices and 17 replies.
Viewing 3 posts - 16 through 18 (of 18 total)
  • Author
    Posts
  • #20006
    MulongoMulongo
    Participant

    Yiii emboozi mugireesemu ettemu nemutuleka ne taste embi mu kamwa. Naye ndowooza ekyo kyongera kukakasa nti internet love is for real, era obujja buyinza okuyingira wo singa bubeera buyitibbwa. Kale obugoba tebuyitinganira bwereere nga buva mu nyukuta, hahahah kyokka Efulansi. Ye erinnya lyo balisalako batya? Lansi?

    #20022
    EfulansiEfulansi
    Participant

    Nzikiriza ompite Lansi bwooba nawe okkiriza nkuyite Longo. Awo watya?

    Bambi kibi ekya mwana muwala oyo. Naye nange entabwe endabikidde yava mabega mu mbera ye ne bba.

    Eri abo abafuna obujja ku Internet love, munzijukiza Olugero olugamba nti amaso g’Omuganda gali mu ngalo. Nze bwesikwatako siraba, ate ndowooza mmwe bwemukona ku keys ku keyboard zaammwe, mufuna okulaba nze byesiraba. Oba nno o typing-a otya nga eno bwogaba ebyaalo?

    #20025
    KulabakoKulabako
    Participant

    Nze anasalako elyange bijja tubuguma ……..

    Kati bannange nze ndowooza topic yokutta mwandigigyeewo wano kuba etwononedde mood kati mujja kwelabiza nabalina ebirungi byebajja mu internate love .
    Naye waliwo program emu kuTV gyyebakola nga bagezaako okukwaata abetikka obubaya bwa banaabwe.
    Nga basajja bakulu ddal abamu nga ddala bazeyuse naye ngo bwaana babulimbye nga bwebali wakati wa15-17 nebatandika nokubugamba biki byebatuseeko nga bogera nabwo nakiki kyebagala bakole nga babatuseeko oba basooke begezeemu, nkutte kuki ku nabansasaana kano kabuuke kano kajeewo…. kind of games.

    Naye ekyasinganga okwanamiriza nga bagendedde ddala abaana gyebabeera naye nga yonna wajjudde camera nabasirikale abekweese waliwo abayagalanga okusooka okusaawo ka mood nebajja nenkangali yaabwe
    Nababalala abayagalanga okutukira ku kyambe wagala ngenda okusala ku nnamunyama
    naye kati owa mawulire bweyasooka okufubutukayo nga buuza kaggwe ensonyi, nasooka yegaana oba nagamba nti mbadde nsaaga . Naye nga tebereza nga bamu balina nabaana abato ngaabo ababanaabwe bebaba bagala bbo okutunuza mumbuga ya sitaani era ensi .
    Ekikwewunyisa nti salabayo bakyaala banoonya bwakuweeka kumugongo nga baami baali ready okurera obuto

Viewing 3 posts - 16 through 18 (of 18 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.