Mengo Tandika Okugoba Amazima Ku Bagwiira

  • This topic has 1 voice and 0 replies.
Viewing 1 post (of 1 total)
  • Author
    Posts
  • #17895
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Buganda Kingdom bursaries for Primary, Secondary and Tertiary levels

    Buganda Kingdom bursaries for Primary, Secondary and Tertiary levels available, inform those with limited income to contact Gombolola offices in their areas of residence and speak to the Kingdom’s education office. and it don’t matter if you’re not one of “us”- a Muganda. All are welcome, as long as u’re residents here.Awangale

    Eza State House bagaba 4000 buli mwaaka, nga abazifuna balina kubeera nga bava Rwakitura, Kisozi, Rukungiri, Busehse yonna ne mu North. Sholarship zino ziva mu nursery ( Ani eyali awadde omwaana wa nursery scholarship?) nezitukira ddala okusoma gyekukoma, tezisosola mu myaaka, ate zitwaala nabantu ku mawanga mu matendekero aga waggulu. Okimanyi nti tewakyaali Baganda bagenda ku mawanga ku scholarship? Kati jjukira government besomesa babeera “bonded” era ebafunira emirimu. Ebyo Abaganda tulina okumanya nti ne Katonda tabyagala. Okulaba ekisobu nokiwagira nga talaba, n’oyongera omubbi n’omutemu. Yye Katonda ayagala tuyambe era twagale bannaffe, naye ssi kuyamba nakwagala Sitani!!!

Viewing 1 post (of 1 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.