NE NAGGALABI AMWOKEZZA EYAYOKYA AMASIRO

Home Forums Meeting Greeting & News Reports Agafa e Mengo / News from Mengo NE NAGGALABI AMWOKEZZA EYAYOKYA AMASIRO

This topic contains 1 reply, has 2 voices, and was last updated by  Omumbejja 5 years, 2 months ago.

Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • Author
    Posts
  • #18559

    Omumbejja
    Participant

    Mbu waliwo abakulu mu magye 4 abasabye okulekulira naye nga kumakya ennyo police, military zakedde kwetegekera oyo yenna anagezaako okutaasa zimumalireko amasasi ne tear gas
    Ayi Katonda tukwegayiridde otujjeko amasitaani ate nago noze ku muliro ogwo

    #28043

    Basajjamivule
    Participant

    Mu mengo mulimu abantu abali emabega we miriro gino wano bwebakwaata kuradio gyemujjamu sente eteri ya bujjajja nga bwemwagala okugumaaza abaganda , mwabakunga okuzira amawulire ga mukama wammwe kyokka temwavaayo kubulira baganda deals zammwe ne m7 mwemukono gwa m7 ogusanyaawo obuganda singa abaganda banmanya ekyokukola ebintu bijja kutereera mwagamba nti gavumenti ekweese lipoota ya masiro bwewavaayo mu Kakiiko agamba nti bo bagenda okufulumya eyaabwe Katikkiro namuvuvuba nti aleme kukikola .
    Katikkiro yennyini yalabikira ddala okukurembera omulimu guno singa muddayo emabega nemugoberera byayogera naye ekizimba kitutidde bwekinayabika mujja kukyewuunya

Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed