Nzaaba owe myaaka 20 yasse Kisitu

Home Forums Ababaka Discussions for Unity and Peace Masangaanzira / Crossroads Nzaaba owe myaaka 20 yasse Kisitu

  • This topic has 8 voices and 24 replies.
Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 25 total)
  • Author
    Posts
  • #19157
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Eyasse bba awuniikirizza poliisi

    Omutemu.jpg
    POLIISI ekutte omukazi w’e Bwaise eyasazeeko bba obulago n’amutta. Edisa Nzaaba yattottoledde Sarah Zawedde engeri gye yasseemu bba Julius Kisisitu:

    NNINA emyaka 20 nga sirina mwana ku nsi. Essaawa zaali ziwera 8.00 ez’ekiro nga Kisitu, nnasooba ne nkwata ejjambiya eyali ewagaddwa obulungi ng’emasamasa.

    Nnali ngiterese mu kasonda mu nnyumba ne mmutema ekiso ekyasooka ku nsigo. Yali agezaako okulwana ne muzzaako ekiso ekirala mu bwangu. Wano amaanyi gaamuggwaamu era ebiso ebyaddako byali bya kumumalirizza okulaba nti afudde.

    Nnafuna emu ku ssuuka ne mmusiba amaggulu aleme okusambagala era ekyannyamba obutasaasaanya musaayi mu nnyumba yonna. Omulambo ogwali ku kitanda ne ngusula wansi ne nguzinga mu bulangiti okutangira omusaayi okwongera okukulukuta.

    Nnafuna essuuka endala ne ngikozesa okusiimuula omusaayi ogwali omungi nga gufuuwa mu bbanga nga bwenguteeka mu bbaafu guleme kukulukuta kubanga baliraanwa bandigulabye ne bakitegeera.

    Nnalinya obuliri ne nneebakamu katono kyokka nga siteredde kubanga nnali ndabirizza omusaayi guleme kufuluma bweru.

    Ejjambiya nagizinga mu kaveera aka bbulu era obudde bwali busaasaana ne ngitwala ne ngikukuma okumpi n’omwala mu nsiko eri mu nnimiro ya Muky. Mary Musozi eyeesudde mita 100 okuva we tusula nga ngezaako okubuza obujjulizi.

    Ku makya nnasibira omulambo mu nnyumba ne ngenda ewa maama wange omuto Olive Nakate ne mmusaba okutereka ewuwe ebintu byange.

    Nakomawo ne nkola emirimu gyange omuli okwoza engoye, okufumba emmere ne ngirya oluvannyuma nnayita abavuzi ba bodaboda ne batwala ebintu ewa Nakate mu Kiggundu Zooni e Makerere.

    Edisa agamba nti ekyavaako okutta bba kwe kubeera nti yali ayitiridde okumulangira obwamalaaya ng’amusibako abasajja abalala ab’ebaali so nga naye yalina abakazi be yasooka okuganza ng’abadde ateekateeka okubagulira poloti.

    YoOlunaku lwe nnamutta nakomawo awa-ka ku ssaawa 7.00 ez’eki-ro. Nnali nva kulaba muganda wange.
    Nnasanga Kisitu yeebase n’anzigulirawo ne nnyingira.

    Yaddamu okwebaka kyokka namugera nga takyawulira we natandikira pulaani yange ey’okumutta.

    Wabula mu kusooka nneekengera Kisitu nti naye yali ayagala kunzita kubanga emisana bwe nali njala obuliri nnasanga ekiso wansi wa ppiro ne nkiggyawo era ne nkikweka.

    Ku Lwokubiri emisana Edisa yakulembeddemu abaserikale abaagenze mu Corner Zooni e Kawempe gye yattidde bba okuzuula ejjambiya kyokka n’asa-nga nga teriiwo kuba baabade balimyewo

    Oluvannyuma abase-rikaale bazzeeyo ne bazuula ejjambiya eno nga Mutabani wa nnannyini nnimiro eno Mary Musozi ayittibwa Buyo-ngo nga ye yagiggyeyo.
    Edisa agamba nti Munnyarwanda era kitaawe ye Mugenzi Donozio eyali abeera e Gomba gye yambadde addukidde.

    “Byonna bye nnakola ku Kisitu ssi byejjusa kubanga omusajja abadde ammazeeko emirembe” Edisa bw’agamba .
    Akulira bambega ba poliisi e Kawempe David Otim yagambye nti okunoonyerezza kukyagenda mu maaso era Edisa yagguddwako ogw’obutemu oguli ku fayiro nnamba SD : 62/12/08/08.

    Bukedde
    Published on: Thursday, 28th August, 2008

    Abaganda mwegendereze abakazi ababatta kinnomu nga babatema namajambiya oba nobutwa. Olwaawo okusanga omukazi omuganda akola kino ate nokukinyumya nakinyumya nga omutemu omutendeke. Sategedde busungu bwamutusizza ku kutta muntu, lwaaki nga tamuviira? Ate oba babadde balabika bakowaganye? Bano batemu kati bagenda kumuta afumbirwe omulala naye atemeteme. Abakazi abanyarwanda nabanyankole bakiga bamanyifu nnyo mu bwa mbega, nemukutta abantu bwebatyo ekimugunyu. Mugobereere amawulire mulabe, temukirinda kutuuka wammwe.

    #19480
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Kino tekikwewunyusa okuviira ddala ku ntandikwa nga bajja mu Buganda abakazi bano bakozesebwa mbu okusikiriza abaami Abaganda nti baabwe nebabasalira ku bibanja okufuna awokulimira nokubawo ensisira era nebabakozesa okubega oli aveeri nga lowooza nti agudde ku muntu mpozzi atutte Lucifina

    Ate era nga bwetuzze tukiyiga babadde abakazi baabwe bano nga ba bakkiriza okufumbirwa abaami Abaganda nebalyooka bafunanga ebintu nga batwaala waabwe era nebasigala nga bakyasomolwaako abewaabwe nga naye bafumbiddwa Baganda.

    Ate bwebatuuka okubatwaala okubazaayo ewaabwe abaana bebazadde babaleka mabega , nga bagamba nti temutuletera misaayimiganda waffe .
    Bwo obutemu babuyonka buyonsi ,bubali mu musaayi

    Nga bakkakkana ku basajja Abaganda ngababawa endibidi nga babafutyanka nga babalekamu kebagamba kasala kkubo , mwe mwebuuza nti yi omwaami eyali owekitiibwa bwaatyo yenna okwononeka , ate nebatakoma awo nebatandika nokuzaala mu basajja baabwe ebweeru nga baana bwe babaleeta awaka.

    Songa bwebaba nga basigadde bafumbiriganiddwa bokka nabokka oyinza okubalaba nga balya ne ssere mukayumba akakutte mu mbinabina nabaana baabwe nga bonna bagwa awo wamu famire nebwebaamu abantu ekkumi naye nga bagumidde embeera embi, notowulira atemye munne lubale.

    Okuviira ddala mu lutalo abakazi bano obawulirako stories nga bakozesebwa nga babega era batta Abaami abaganda bangi nga babawa obutwa oba okubabega nebabattisa.
    Nolweekyo abakyanoonya ba miss kill me quick don’t look far naye mujjukire nti ebintu bwebikyuuka ba bbaabwe bagenda kujja babajjeko bakunnumbe nabo mulikanya kubajjukiza nti twabasasula era twabazalamu abaana nga nabakazi tebakyayogera na luganda nga bakuba kewaabwe nti amma honey tugyende tumuliddeko eziwera nga bagenda kutandika bulamu bupya.
    Nga musigaza abaana abalala bebatunulira nga babajjukiza ababatemula nokubakola ebya mbyoone.

    Mu bimpimpi abaana baba basigadde kwegaana ludda lwa banyaabwe olwobukyaayi bwebalese emabega, Ate nga ezo zengeri zaabwe tebazikoze Baganda bokka ne mu West bakikola nebaleka abaana, abakazi bebazadde mu mawanga amalala, okujjako yo baleka tebasseeyo bantu na kukola bya mbyoone nga bwebakoze mu Buganda.

    Era kyoova olaba nti abaana abazalibwa abakyaala abaganda mu mawanga amalala kasita wabaawo ekintu kyonna abaana abo be basooka okugoba tebabaganya wadde kusala nsalo yaabwe katugeze mu North,waliwo omukyaala Omuganda eyesazaayo, bwe baali badduka ate ba bagamba nti kasita muleeta nabaana bemubazaddemu tujja kubasala kati nno gwe ngoddamu ngotijjuka nti wuuno ngenze okumuzalamu

    .Ekyo oba nga leetera Abaganda obulabe kuba ddala omwaana okukula nga bamulangira oludda lwe olumu obutemu tasobola kukula na mukwaano.
    Nolweekyo nga tonaleeta mwaana mu nsi sooka wetegereze gwomuzalamu ebintu bikyuuse.
    Abantu bakooye okubattira obwemage nokubatulugunya olweggwanga lyaabwe nabo kati oyinza okwesanga nga tebakyalina buntu bulamu buli bwebalina okuva edda.

    #19505
    MulongoMulongo
    Participant

    Woman cuts off husband’s penis
    Tuesday, 2nd September
    New Vision

    By Dismus Buregyeya
    and Ali Mambule

    A housewife is on the run after she allegedly cut off her husband’s penis after accusing him of marrying another woman.

    The woman identified as Hellen Maama Gift, 20, from Mbarara is suspected to have set the husband’s vehicle on fire two days before cutting off his penis on Tuesday.

    Godfrey Ssemanda, 26, of Nkunyu village, Lwengo sub-county in Masaka district was admitted in Masaka Hospital after being referred from Kitovu Hospital where he had been taken.

    Ssemanda, who sells matooke, is said to have married another woman in Mbarara town and put her in the house where he used to live with Hellen.

    Hellen, a mother of three, is said to have first attempted to poison Ssemanda.

    “When she brought the tea, I became suspicious and I advised her to share it with me but she refused. I later told her to give it to the children but she poured it away,” Ssemanda said.

    A member of the family said over sh2m was in the truck, which Hellen allegedly burnt.

    Hellen was further angered when Ssemanda stopped giving her the money he earned and instead kept it in the vehicle, she added.

    The district Police commander, Haruna Isabirye, said he had not received a report about the incident.

    The LC1 secretary of Nkunyu, Godfrey Ndugwa, said the matter had been reported to Nkunyu Police post when residents threatened to lynch Hellen.

    “Maybe the officers at the Police post are still making inquiries but the information has not yet reached my desk,” Isabirye told The New Vision on telephone.

    Medical officers in Masaka hospital said they had successfully rejoined Ssemanda’s penis and he was being treated with anti-biotics.

    #19506
    MulongoMulongo
    Participant

    Confessed hubby killer faces murder charges
    Tuesday, 2nd September
    New Vision

    By Herbert Ssempogo

    A WOMAN who allegedly killed her husband by slitting his throat during a domestic brawl at their home in Kampala is to be charged with murder.

    Edisa Azaba reportedly confessed to killing Kisitu Musezi, 40, on August 12 in Kawempe, a city suburb.

    Azaba, 20, who was on the run for sometime, was arrested and detained at Kawempe Police Station.

    The station chief, Simon Wafana, yesterday told The New Vision that Azaba had recorded a charge and caution statement.

    In her confession, she said a quarrel broke out between her and the deceased at about 11:00am at their home in Koona zone.

    It was not clear why the couple that has been together for over a year and had no children had disagreed.

    “She said her husband tried to hit her but she was swifter than him and slit his throat twice with a machete. She is a good suspect. She is not remorseful,” said Wafana.

    As Musezi breathed his last, Azaba ran away to a village in Mpigi district along the Kampala-Masaka highway. But she was trailed and arrested.

    Wafana said they recovered the killer machete.

    He was optimistic that Azaba would appear in court this week.

    Meanwhile, Margaret Kasande who strangled to death her four children inside her house in Kamwokya, a city suburb, is still at Butabika Hospital.

    The Police took her there to ascertain her mental status and see if she could be charged with murder.

    On July 30, Kasande allegedly used a nylon curtain and strangled her girls, including a set of twins, one by one, starting with the eldest, who was aged five.

    #19508
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Kati nno batandise naku busanjaga ,naye wano wetaagawo eye for an eye
    ate wewuunye abatemu nabakozi bebyoone bebasingira ddala okutya bo okubatusaako akabi , era emirundi mingi obalabira ddala nge ngatto bazambadde kibaliga nge bintu bifuuse kasobeza oba ozungu kyeyandiyise to be on the receiving end obalaba bwebawoloma nga baana abato .
    Naye no mukazi oyo okukanjabula omwana wa munne naye yetaaga kumusalamu nnabaana nebagiwa embwa negizirya, kubanga bayitirizza okukola obutemu obwekitujju’
    Ate Abaganda baganira ddala okuyiga kuba buli mulembe ogujjawo ababa bazze baba benonera byaabwe era teri ajja Buganda ngataleseeyo mukazi waabwe mu gwanga lye, kati kwekufunirako Omuganda ngeenva endiirwa , agenda okulaba nga obulombolombo bwe bwanjawulo nga mufuula Main dish naye ngo wegwanga lye asigalayo nga enva endiirwa.
    Kyoova olaba nti ngo mukyaala yakkirizza okumutwaala ewaabwe , ayinza ennaku okugiyonka era kafunayo omwagaanya bwadduka taddayo, ngojeeko nti abakazi abalala bonna balaba nga bajooga okwagala owe gwanga lyaabwe nolyooka ofumbira ku ntoli luba daaki newebuuza ekikutta kki ngo bufumbo onyugunya eri ngodduka kibambulira.

    #19510
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Ssinga babijja mu Buganda nebagenda babikolera eri ewaabwe gyebitalina gwebyesisiwaza ffe nebatujjako amayisa gaabwe amabi. Okuva kweekyo, akalya amaggwa kekamanya bwekagatetenkanya. Tewali ataagaambibwa, tewali ataalabulwa. Kyosiga kyokungula. Abalina amaaso balabe nabalina amatu bawulire.

    #19526
    JonaJona
    Participant

    Bano bebali mubibinja bya murder-squads oba poison-squds nga mulimu nabasiiga abasajja HIV. Waliwo omuwala gwenasomako yalina erinya lya kinyoro, oba kinyankole (Kyakuhaire). Omuwala ono yali HIV positive. Nga bwagenda mubuliri n’omusajja, nga yesokoola ebuziba ngajjayo fluids, ng’asiiga ku mabeere ge, oba ku musekuzo nga tanakussaako kapiira. Abasajja abatakkuta bbeere lya mama, mwewali abakazi abanyoro, abanyankole oba abakiga. Bonna bebamu

    #19601
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Nzaba akyusiddwa

    OMUKAZI Edisa Nzaba eyasalako bba obulago e Kawempe yabadde agezaako kutuga bazibe banne abakazi mu kaduukulu ka poliisi y’e Kawempe gy’abadde akuumirwa. Nzaba yatta bba Kisitu Museezi n’adduka.

    Yasangibwa Gomba n’aggalirwa e Kawempe. Akulira bambega ba poliisi e Kawempe, David Otim yagambye nti, Nzaba yabadde ayagala kutta banne nga bamulemesa okutoloka. Yazziddwa ku CPS.
    Bukedde
    Published on: Tuesday, 9th September, 2008

    Mulindeko katono, munagenda okuwulira nti Nzaaba yatolose. Bwewanayitawo ebbanga nga bababikira musajja muganda mulala.

    #19612
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Alumye mukazi we

    OMUSAJJA eyalumye mukazi we akagalo ka nasswi, olwala ne luvaamu poliisi emuggalidde. James Duku ow’e Kansanga mu Nabutiiti Zooni ye yalumye Amina Nakamatte n’amukutulamu olwala.

    Ssentebe w’ekitundu, Abdu Ziraba ye yataasizza Nakamatte oluvannyuma lw’okukuba enduulu n’amutakkuluza ku musajja. Ziraba yagambye nti, abafumbo bano balwanalwana nnyo era ensonga zaabwe teziva mu LC.

    Duku yagguddwako omusango ku poliisi e Kabalagala ku fayiro nnamba
    SD 38/27/08/08 era akola ku nsonga z’amaka ku poliisi eno, Margaret Nassaka yagambye nti, waakuvunaanibwa.
    bukedde
    Published on: Wednesday, 10th September, 2008

    #19646
    MubiruMubiru
    Participant

    BANNANGE Mwe Abaganda abatayiga mwabaaki????

    Mwe ba Kisitu ne ba Nabbosa, ngamba mwe abaganda abatayiga ye mwabaaki??? Lwaki temuva kubano abaninkini? Abakazi oba abasajja baganda bannamwe tebaliiyo? Lwaki mwesiba ku bannamawanga ababatematema ebiso nga mukyali baana bato, ate nga kirabika bali waggulu wamateeka?? Mubanoonyako ki abaganda kyebatalina? Okunoonya sente nokusigaza obulamu otwalawo ki? Aa, ssi busungu!!

    Omuvuzi wa bodaboda atemyetemye mukazi we

    Bya Judith Nalugwa

    ONO omusajja tazannyirwako. Atemyetemye mukazi we ebiso n’aleka ng’apooca ng’entabwe evudde ku kusanga nnyina ng’aleese omusajja omulala mu nnyumba n’atamuloopa.
    Aisha Nabbosa yategeezezza nti bba Nasulu Abibu Bakole yamulagidde okugenda okukyalira ku nyazaala we Rose Juliana abeera e Lusaana Busenke mu Distulikiti y’e Kayunga.

    Nabbosa yagambye nti abeera ne bba omuvuzi wa bodaboda e Kisugu ku siteegi wabula nga basula mu Kalina Zooni e Kibuli. Yategeezezza nti abadde yakamala ennaku ssatu ewa nnyazaala we.

    Yagambye nti zaabadde ssaawa 3 :00 ez’ekiro nga beebase Bakole n’akonkona. Bwe baamuggulidde yabuuzizza maama we nti oyo omusajja w’ani n’amuddamu nti, “omusajja wange nange nneefunirayo omuto angulira ku nnyama okuva kitaawo lwe yandeka mu nnyumba.”

    Bakole yakyukidde Nabbosa n’amugamba nti, “lwaki bulijjo tombuulira nti maama alina omusajja gw’aleeta mu nnyumba. Yakutte ekiso n’amutemaa-tema nga nnyina ne ‘kitaawe’ balaba n’atiisatiisa okubatta singa bakuba enduulu.

    Yakutte Nabbosa eyabadde avaamu omusaayi n’amuzza ku mabbali g’ekkubo ng’alo-wooza nti afudde wano abatuuze we baakunga’anidde.

    Abatuuze baasoose kulowooza nti yabadde afudde era bamulese ku kkubo we yasuze kyokka enkeera baamusanzeewo nga mulamu ne bamutwala mu ddwaaliro e Kayunga.

    Bagguddewo omusango ku poliisi y’e Busenke oguli fayiro nnamba SD 14/08/09/2008 n’oluvannyuma ne bajja ne Kabalagala gye baaloopye Bakole n’akwatibwa.

    Akulira poliisi e Kabalagala Doroth Awori yagambye nti Abibu waakuvunaanibwa e Kayunga gye yaddizza omusango guno.

    Published on: Friday, 12th September, 2008

    #19647
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    In case ngooli tategedde bantu bebogerako babano kati nange kyesimanyi lwaaki oli tadda wabbali neyebuuza nti ddala lwaki bwegutuuka mu kubonereza omuntu aleka wo owuwe ekiruyi nakimalira ku Muganda?

    Oba bagezaako okukunganya info eno bawage ba namawanga nti actually byemukola temujjanga okwo mwongere okubatema nokubafuntula ,kuba nze bwenzira ebbali tewali yansingidde Muganda kuba romantic n’obugumikiriza, nobuntu bulamu nemme kukyongera kukitwaala eri ewalala………. ,

    Nolweekyo abakyaala nabaami nga temunasooka kumagamaga ani asinga okuwuttula oba atema ku nnamunyama gwonotwaala, nga bbawo oba mukyalawo sooka ofe ku kikuli kunyindo ojja kufuna omwana munno bwemufananya obulombolombo , kuba jjukira bakuzibwa balina ebintu byebatakola byotosanga mu mawanga malala ate na mawanga ago gosalawo okugendamu abewaabwe balina byebatabakola naye bwebakwaata ku Muganda, nga apakasa zinakugulira ejjambiya in case you stray, so think twice before you committee your self to that some one… and the time is now. Nabbosa.jpg

    #19832
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Abazadde Abaganda mwogere nabaana bammwe nga temweguya yadde okubekwekerera. Kale laba ono Nnakyaala kyeyatuuseko? Ozalira omwana mu lwokaano nomuntu akugambye nti yye yazze kwesanyusa? Abazadde mwekambe muyambe abaana bammwe baleme kweefeebya nnyo bwebatyo. Nabakazi mutandike okusooka okweteesa nga temunnazaala. Ensi tetambulira ku kwooya kwa mubiri.
    ‘Nnakwagala kwesanyusa si kufuna lubuto’
    1223034100Untitled_11.jpg
    Baguma ne Nakintu nga bali ku poliisi y’e Kawempe.

    Nze Hadijah Nakintu.  Nneewuunya omuvubuka eyanfunyisizza olubuto okunneefuulira. Muganzi wange ono, John Baguma, mbadde nsula naye mu muzigo gw’apangisa e Nabweru okumala wiiki bbiri.

    Omuvubuka ono omuvuzi wa bodaboda ku siteegi ya Kamalimali Zooni e Bwaise. Mukwano gwange nfanfe ye yansendera omuvubuka ono. Nnasooka ne ng’aana bwe yang’amba nti omulimu gwe gwa bodaboda, kubanga nkimanyi bakwana nnyo. Naye bwe yansuubiza okumpasa ne mmukkiriza.

    Wabula nkyambuuseeko bwe nnamugambye nti ndi lubuto lwa mwezi gumu n’angoba mu nju. Ebintu byange yabisibyeko n’abiteeka ewa landiroodi kyokka nga n’ewa mmange gye nnava sikyasobola kuddayo nga ndi lubuto.

    Baguma yampadde 40,000/- nduggyemu, nze kye nnagaanyi kwe kusalawo ne mmuggulako omusango ku poliisi ampe obuyambi.

    Olw’okuba ndi musuubuzi, omuvubuka ono yali amanyi nti nnina ssente nnyingi. Kirabika ekigendererwa kye kyali kya kuzinzibako kubanga mu kaseera ke mmaze naye abadde ampeeka ssente, ng’angamba nti tukole ekibiina eky’ababiri mwe tuba tussa ssente buli mwezi oluvannyuma tuggulewo akawunti mu bbanka.

    Nnagaana okukikola era ne mmutegeeza nti sirina ssente okuva olwo n’atandika okukyuka.

    Yatandika okugenda mu bidongo ng’akomawo bukya ng’atamidde n’asesemera ennyumba yonna, ekyannyiizizza ne muviira olw’obusungu ne ng’enda ewaffe. Kyokka nnagenze okudda nga ku luggi ataddeko kkufulu endala n’ebintu byange ng’ abiterese ewa landiroodi.

    “Nze omukazi ono nnali sigenderera kumuwasa, wabula nnali nneesanyusaamu era twegatta naye olunaku lumu lwe nnamukwana lwennyini nga kirabika lwe yafuna olubuto. Wabula yanneesibako n’ayagala okulemera mu maka gange. Nnamutegeerezaawo nti sigenda kumuwasa ekyandeetedde okumugoba,” Baguma bwe yategeezezza poliisi mu busungu obungi.

    Wabula akola ku nsonga z’amaka ku poliisi e Kawempe Muky. Elizabeth Nakandha yalagidde Baguma okuwa Nakintu obuyambi. Omusango gwabwe guli ku fayiro SD 69/19/09/08.
    bukedde
    Published on: Friday, 3rd October, 2008

    #19991
    MulongoMulongo
    Participant

    Man gets 17 years for murdering wife

    By Moses Nampala

    SADIC Wejuli will spend 17 years in prison for killing his wife, the High Court sitting in Tororo ruled on Friday.

    The ruling was made after the court evaluated evidence that Wejuli, father of two, killed Florence Namuli on July 18 and buried her in a pit latrine. Justrice John Bosco Katutsi said Wejuli was dangerous to society.

    “Your action was no different from the character of a beast, when you cruelly killed your wife and mother of your two children,” he said.

    Wejuli was found guilty of manslaughter, after the prosecution failed to produce evidence of premeditated murder.
    New Vision
    Published on: Saturday, 18th October, 2008

    #20136
    MulongoMulongo
    Participant

    OMUKAZI atemyetemye bba ejjambiya mu kyenyi n’afukumuka omusaayi ng’amulanga okumujoogera mu nnyumba gye yeezimbira.

    Bya Grace Ndagire

    OMUKAZI atemyetemye bba ejjambiya mu kyenyi n’afukumuka omusaayi ng’amulanga okumujoogera mu nnyumba gye yeezimbira.

    Grace Toto ow’omu Acholi Quarters mu Banda Zooni yakwatiddwa poliisi y’e Kira n’aggulwaako omusango gw’okulumya omuntu ku SD11/20/10/08.

    Omusango guno Toto yaguzza nga October 20, omwaka guno, bwe yatema bba Ibrahim Mwanje n’amutuusaako ebisago ng’amulanga okumujoogeranga mu nnyumba ye.

    “Neezimbira ennyumba yange ey’ekikazi, era nagibeeramu ebbanga eriwera ng’abasajja b’antama kubanga bajoozi. Wabula nafunayo Ibrahim Mwanje ne tukkiriziganya obutanjoogeramu kyokka n’amenya endagaano,” Toto bwe yategeezezza poliisi.

    Toto agamba nti omusajja ono abadde tayagala baana ba muganda we be babeera nabo, kyokka ng’ennyumba si ye yagizimba.

    Yategeezezza poliisi nti Mwanje abadde akomawo matumbibudde ng’atamidde n’amukonkona kko n’okumupeekanga emmere.
    Bukedde
    Published on: Monday, 27th October, 2008

    #21279
    MulongoMulongo
    Participant

    Atemye bba ebigere lwa kumukima mu ndongo

    Bya Ben Ssentongo

    NNAALONGO atemye Ssaalongo we ebigere ng’amulanga kumukima mu ndongo n’amuzza awaka ayonse abaana abaabadde bakaaba.

    Nnaalongo Juliet Babirye 28 ye yakwatiddwa poliisi y’e Buwama ku musango gw’okutema bba Ssaalongo Bosco Ssekyali ebigere ng’entabwe yavudde ku bba kumuwondera mu kikeesa.

    Abafumbo bano bombi batuuze ku kyalo Namiryango mu ggombolola y’e Budde mu Mpigi ng’obufumbo bwabwe baakabumalamu emyaka 2 mwe bafunidde ezadde ly’abalongo.

    Ssaalongo eyasangiddwa ng’apoceza awaka yategeezezza nti mukazi we ono okumufuna yasooka kulemagana na bba gwe baggya naye ku kitundu kino okuva e Mbarara kyokka okuva lwe yamufuna buli kiseera abeera awera kumufumita amutte.

    “Nabadde awaka siriiwo nga ngenze mu lumbe wabula bwe nakomyewo ng’omukazi simulabako kyokka ng’abaana bali bokka mu nju era nga n’akataala kabulako katono okubookya ne mbagabirira caayi wabula ne basigala nga bakaaba kwe kugenda nabo nnoonya nnyabwe gyali.
    Bukedde
    Published on: Tuesday, 23rd December, 2008

Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 25 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.