Nze John Mubiru

 • This topic has 5 voices and 4 replies.
Viewing 5 posts - 1 through 5 (of 5 total)
 • Author
  Posts
 • #18753
  MubiruMubiru
  Participant

  Nze John Mubiru. Ndi musajja wa Mamba ya Gabunga. Mange yeddira Nkima. Mwebale nnyo okutekawo Ababaka.com. Kino kyetwetagira ddala mukaseera kano

  Sabasajja awangaale.

  #19515
  MulongoMulongo
  Participant

  Mubiru ssebo tusanyuse okuba maawe wano mu lukiiko lwa Baganda abali ku kirombe ne wonna munsi gyeeva negyegenda.
  Awangale Seggwanga Musota.

  #19519
  OmumbejjaOmumbejja
  Participant

  Mwami Mubiru tulina essanyu okuba naawe wano nga tuteseza Nyaffe Buganda
  Awangaale Nantameggwa Magulu nyondo

  #19531
  Alex KigongoAlex Kigongo
  Keymaster

  Ssebo Mubiru tukusanyukidde. Kkalira mu katebe olukiiko lugenda mu maaso 24/7

  Agundegunde.

  #26100
  Mubirufrankmubirufrank
  Participant

  nze Mubiru Eddie Frank ndi musajja wa Manba eya ggabunga.kitange ye mugenzi boaz ssemabyaeyebase bweyogerere kyaddondo. ndi muzukulu wa gabudiel kiwanuka eye base e bweyogerere kyaddondo, nsibuka mu nyumba ya ssemanbya mu lujja lwa kiwanuka mu lunnyiriri lwa temuseo balyokwabwe, mu sigga lya mayanja mu mutuba gwa kiwanuka mu kasolya ka gabunga rea ndi musajja mu ganda ddala ndi muganda wa katonda.
  mange mukyala wa ngo era sayidi eyo ndi muzzukulu wa mwanje erieza eyebase e lugazi mu siingo-mityana,muzukulu wa sira bakilaasa naye yebase lugazi ssingo mityana

Viewing 5 posts - 1 through 5 (of 5 total)
 • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.