Nze Musajjalumbwa

  • This topic has 2 voices and 1 reply.
Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • Author
    Posts
  • #17517
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Ye nze Musajjalumbwa, Agalifa Okuleka Emmeere, Mbuto Zogera Obwaama. Nneddira ffumbe sirirya sirikwatako. Engabi ya maama nayo sigikwatako, wabula sinnafuna mukyala kuweza miziro esatu egitarinnya mu ntamu ewange.

    Ebyo kulanya nkyegezamu. Tusanyuse bannaffe olwa Ababaka.com.
    Awangale Magulu Nyondo.

    #19514
    MubiruMubiru
    Participant

    Nze John Mubiru. Ndi musajja wa Mamba ya Gabunga. Mange yeddira Nkima. Mwebale nnyo okutekawo Ababaka.com. Kino kyetwetagira ddala mukaseera kano

    Sabasajja awangaale.

Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.