Obubbi Bwa NRM Busajjuse

Home Forums Meeting Greeting & News Reports Baliranwa / Neighbours Obubbi Bwa NRM Busajjuse

  • This topic has 2 voices and 2 replies.
Viewing 3 posts - 1 through 3 (of 3 total)
  • Author
    Posts
  • #17692
    MachatiMachati
    Participant

    Primary polls show up NRM as party ready to hang itself
    By Bernard Tabaire

    Monitor Saturday, September 18 2010

    The circus was fully televised. How entertaining it would have been if only it had been a surprise. But we saw it coming, this NRM circus called primary elections. The ruling party, led by self-declared masters of the political game, is beginning to taste the results of impunity, incompetence, and corruption. This is a party that has a death wish. It could disappear sooner than most think, although I would rather it did not.

    The splendid circus performance we just saw started some years ago. Let us go back nearly a decade to the 2001 elections. Like most elections, there were a series of petitions against electoral malpractice. Out of Kinkizi West in Kanungu District came one such petition filed by Mr Garuga Musinguzi. He charged that his opponent, whom the Electoral Commission had declared winner, had short-changed the electoral rules to his advantage. Ballot staffing, voter intimidation, bribery, violence, harassment.

    All that was cited. The said opponent was a minister named Amama Mbabazi. The High Court agreed with Mr Musinguzi and nullified Mr Mbabazi’s election as MP. He exercised his right of appeal. He lost. As the by-election date approached, Mr Musinguzi withdrew, using some colourful language to describe his opponent.
    He argued that the conditions that led to his loss still existed and therefore there was no point taking part in a charade. Mr Mbabazi cruised to victory, if you can call it that.
    The High Court also annulled the election of Dr Richard Nduhuura as MP for Igara East in Bushenyi. The man was found to have voted twice – at Kitwe Parish Headquarters I Polling Station in Kyeizooba Sub-county and also at Town Clerk’s Compound Polling Station in Bushenyi Town. He went on to win the by-election.

    Most recently, in the 2006 elections, the High Court, the Court of Appeal, and the Supreme Court found a certain Kirunda Kivejinja to have not been elected freely and fairly to represent the people of Bugweri in Parliament. Yet President Museveni has seen fit to keep his man in the powerful position of minister of internal affairs. Internal affairs! Not only that, the man is also the third deputy prime minister of the Republic of Uganda.

    As for Dr Nduhuura, even before his “issues” were sorted by the courts, the President named him minister of state for industry. He is still around as junior health minister in charge of general duties, whatever that means. Apparently, he has lost in the circus. Not bad for a change, even for Igara East. Then there is Mr Mbabazi. With electoral malpractice offences still hanging around his neck, President Museveni saw fit to promote him from being regional co-operation minister to minister of defence.

    The President does these sorts of things and turns around to say he cannot fire the tainted guys unless he
    has incontrovertible evidence – never mind that what we ask of him is to separate political and criminal responsibility whose standards are different in dealing with his errant ministers.

    Surely, after Mr Kivejinja has had his day in court, all the way to the Supreme Court and lost for violating the law of the land, what reason does the President have to keep him in his Cabinet? Unless, of course, he is telling Ugandans that politics trumps everything, everything – honesty, justice, clean politics, even common sense.

    The President’s approach has inevitably encouraged a culture where anything goes in his party and government. People can now organise the most shambolic and scandalous election of any kind in Uganda’s history and still wake up secure in their jobs the next day.

    They know that in NRM and in government today, you can be as incompetent and as scandalous as you can be and no one will hold you responsible for your actions. Let us not forget that “Superman” Amama Mbabazi as secretary general of NRM was the man in charge, with the party’s electoral commission answering to him. To show how far off the cliff the party has gone, the man was overwhelmingly returned as secretary general, although not without feeble complaints from other candidates such as Maj. Gen. Kahinda Otafiire.

    The party supporters may not care at all as long as occasional crumbs continue falling their way, but it is disconcerting that a party that has been in power under various guises for a quarter-century should behave in such crude ways. Maybe in that longevity lies the real deal.

    Decadence long set in and it is now blossoming. It is about to consume the whole thing. The irony is there will still be some tears when the time comes. Decadence does benefit some, after all.

    #27023
    MachatiMachati
    Participant

    Museveni Otuuse Okwejjusa – Otafiire
    Ebiri mu nkambi y’ekibiina kya NRM, byongedde okwoleka ng’ekibiina kino bwe kyolekedde obuzibu, mu biseera byakyo eby’omu maaso, Bannakibiina lukulwe, bwe bongedde okuvaayo, ne bataganjula obuziina bw’ekibiina, wamu n’okutiisatiisa okukyabulira.

    Minisita mu gavumenti avunaanyizibwa ku nsonga z’obusuubuzi n’amakolero, era Munnansiko nnansangwa, Gen. Kahinda Otafiire, nate alabudde pulezidenti Museveni ne gavumenti ya NRM, n’agamba nti balina okwegendereza ssaabawandiisi w’ekibiina kino Amama Mbabazi, nti kuba ayolekedde okusuula ekibiina kino mu buzibu obw’amaanyi.

    Otafiire eyakutte ekifo eky’okubiri mu kuvuganya obwassabawandiisi bw’ekibiina kino kwe yawanguddwa Amama Mbabazi, agambye nti Mbabazi yaziba pulezidenti era ssentebe wa NRM Yoweeri Kaguta Museveni amaaso, nti kuba kati n’ensobi ez’okungulu ennyo z’akola, takyasobola kuziraba.

    Otafiire, era alabudde pulezidenti Museveni ku bikolwa eby’obubbi mu NRM, by’agambye nti bino tebirina gye bigenda kutuusa NRM, okuggyako okugisuula mu nnyanga.

    ‘Museveni ne Mbabazi balabika bassa kimu. Era obubbi bwabwe ekibiina bukyolekezza obuzibu’. Otafiire bw’atyo bwe yategeezezza Ggwanga, ku lukomo lw’essimu.

    Otafiire, wakati mu kuvuganya obwassaabawandiisi bwa NRM e Namboole, yategeeza mu lujjudde nga Amama Mbabazi bwe yakwata ekibiina n’akiteeka mu maka ge, era nga n’emirimu gy’ekibiina gyennyini yagikwata, n’agiwa omukyala ne muwala we, be bagiddukanya.

    Ebyo nga bikyali awo, ssentebe wa disitulikiti ey’e Masaka era Munnamuvumenti lukulwe, Vincent Bamulangaki Ssempijja, naye atabukidde NRM bw’ategeezezza nga bw’akizudde, nti erina ekkobaane, ku Bwakabaka bwa Buganda.

    Ssempijja, yasinzidde mu baamawulire mu kibuga ky’e Masaka, n’ategeeza ng’ekkobaane lino bwe lyeyolekera obulungi mu nkola eyakoleddwa mu kulonda kw’ekibiina, buli alina obwagazi eri Buganda, okukola kyonna ekisoboka okumusuula.

    ‘NRM tugyesize okumala ebbanga, naye etuyiye, naddala ffe Abaganda, era kati buli gw’emanyi nti wa maanyi mu Buganda, esazeewo okumulemesa.’ Ssempijja bwe yategeezezza.

    Ate ye omwogezi w’akabondo k’ababaka ba paalamenti abava mu Buganda, era nga ye mubaka w’abavubuka mu kitundu ekya Massekkati, Joseph Muyomba Kasozi, agambye nti emivuyo,obubbi n’okutiisatiisa ebyetobese mu kusunsulamu kwa NRM, singa tewabeerawo kikolebwa, abantu bangi boolekedde okukemebwa, beesogge ebibiina ebirala.

    “NRM bw’ebeera nsiisira, etandise okutonnya, era singa tewabaawo nkola eneeyitwamu okugonjoola ebiriwo, abantu banyiivu nnyo, bandinoonya ebibiina ebirala.” Kasozi eyabadde ayogera eri abaamawulire ku Hotel Vienna mu kibuga ky’e Masaka, bwe yategeezezza.

    Ssempijja yawanguddwa Lule Umar Mawiya, ku kifo ky’omubaka owa Kalungu East, ate Kasozi n’awangulwa Isaac Ssejjoba, mu Bukoto Mid West, zombi eziri mu ssaza ly’e Buddu.

    #27029
    KulabakoKulabako
    Participant

    This is just a change of bedroom

    Luli egwanga libadde litambulira lwakitula kati ligendako nemukisenge kyomulala abadde takimanyi yeyewuunya ate oba bugwebawangula yalinyidde baasi agendeko mukisenge kyam7 bamuwooyewooye asirike just to shut them for good ojja kulaba ngababadde balasana nga bwebababbye obuluulu nga bawoza no coment anti eza m7 bwozirya nokussa omala kukusabira lukusa

    Mutunulire Absajja abaganda luli abaali balumirirwa egwanga lyaabwe nga bogera eri abantu ebintu ebiluma obuganda bonna bwebabakuba bu pajero mukamwa kati babunira , kyewebuuza nti mu Buganda basengukamu tebakyalaba bwebagisanyaawo , naye kati bwebafulumya ekigambo kyonna nga nabo babalangira zebaliira wansi wemeeza nezebakukulidde mu bikondoolo ne kade zebesiba mumatumbi budde nga bagenda mu state house okukola olugambo nokunoonyaayo ezinagira nga zibayimirizaawo ,

    Wano waliwo okuwonga abantu abalaba ebisobu ebigenda mumaaso naye bo nebagufuula mugano era nebakola buli kyonna embeera ereme kukyuuka kulwabangi ababonabona naye esigale nga mbi ku lwa bbo abatono abagifunamu ,
    Kyoova olaba nti abantu bwebekyaawa gwe webuuza nti yi negundi omuganda naye bamutwaliddemu songa abaddeko ababadde bamulinnya akagere nga yebuga mu state house ekiro

Viewing 3 posts - 1 through 3 (of 3 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.