Okuddamu Okuwuliriza Ebyaali ku Lunaku Lwa Bazira

Home Forums Ababaka Website, Noticeboard and Off-Topic Okulanga / Announcements Okuddamu Okuwuliriza Ebyaali ku Lunaku Lwa Bazira

  • This topic has 1 voice and 0 replies.
Viewing 1 post (of 1 total)
  • Author
    Posts
  • #17604
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Leero ku Sunday nga 3 June 2012 ku Rediyo Y’Abaganda, abateesiteesi program Wooli Nyweera okuva mu Studio NgaboyaBuganda e London, bagenda kuleetera abawuliriza ebyaali ku mukolo gw’olunaku lwa bazira e Mengo mu Lubiri nga 24 May 2012. Abataliyo n’abasubwa luli mubeewo muwulire omukolo bwegwagenda. Wajja kubeerawo n’okukubaganya ebirowoozo ku byayogerebwa. Program etandika ku ssaawa bbiri (2)eze kiro eze Buganda.

    Awangaale Ssaabasajja.

Viewing 1 post (of 1 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.