Olubugo

  • This topic has 3 voices and 3 replies.
Viewing 4 posts - 1 through 4 (of 4 total)
  • Author
    Posts
  • #18172
    NkokoteyottaNkokoteyotta
    Participant

    Baganda banange mugyebale. Nsaba kunyambako.
    Kabaka ki eyayiiya olubugo?

    Mwebale nnyo.

    #26381
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Ogamba nga zino omutujju zeyayokera mu Masiro

    #26382
    NkokoteyottaNkokoteyotta
    Participant

    Ssebo Mumbejja, ngamba ezo zenyi enganda. Kubanga kubyenakafunawo bilaga nti twasooka nabazungu okwambala. Naye kyenebuza Kabaka wa Buganda ki eyali afuga ebiseera ebyo?
    Webale nnyo.

    #26384
    BusagwaBusagwa
    Participant

    Mukulu Nkokoteyotta,ebibuuzo ndaba bibiri,ekisooka oyagala kumanya Kabaka eyavumbula olubugo!! ekiddako eyali afuga Buganda mu kiseera olubugo werwavumbulibwa!
    Nga bwooli online googla “Buganda/History” oba olyawo onoyambibwa!!oba ssi ekyo buuza mukulu Mulaka-Ntanzi Mmlodi ye Historian wano ku Forum..

Viewing 4 posts - 1 through 4 (of 4 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.