Omukama We Tooro Emirimu Gye Giro Tooro

Home Forums Meeting Greeting & News Reports Baliranwa / Neighbours Omukama We Tooro Emirimu Gye Giro Tooro

  • This topic has 2 voices and 1 reply.
Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • Author
    Posts
  • #18617
    MachatiMachati
    Participant

    Buli omu akole emirimu gye mu kitundu kye. Abantu tuli bakoowu.

    #27821
    KulabakoKulabako
    Participant

    Babutamanya ne Ssabanyaala nabo banatera okulambula Ekya Omukama webunyolo okutandika okulambula Obuganda nga buliko nannyini bwo m7 akikozesa kuletawo bukubagano kuba akimanyi
    nti Kabaka yoomu kubakuza ba omukama , bwaaba nga Kabaka wonna watambulira bamutambuza ku midumu gya mundu ate nga bakitegeka nekubaako abasindika okumugwiira , abakubwa emiggo , aba tear gas nabo nebatalutumira mwaana songa nabemundu abakuba ku nnyama nabo babaawo okussa ebiragiro munkola
    Naye buli kimu kiriko entandikwa nenkomerero
    Abaganda ebitaala byatuta dda Mukama akakisa kaffe akatuterekedde nalekera buli omu nafuna omukisa okulaga obutemu bwe nobubbi akaalo ka Buganda kadda ………….akaalo kaliko nannyiniko

Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.