omumbejja

  • This topic has 1 voice and 0 replies.
Viewing 1 post (of 1 total)
  • Author
    Posts
  • #17310
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Nze omumbejja muzzukulu wa Ssekabaka
    Akabbiro Bitaaguju
    Omukulu w’ekika Ssabalangira
    Obutaka Kaaliiti, Busiro
    Omubala Bantadde, bantadde bannange, Gwe Musota, Ekirimala abasajja Nnyago. Nakimera muka Ssuna bw’asa bw’anegula, Mawokota ganjokya tulibirya twambuka.

    Emiziro ebiri gyessirya mu nju ewaffe ye Mamba ne Effumbe

    Nsanyuse okuba nammwe wano nga tusitula Obuganda mu nyanga

    SABASAJJA KABAKA AWANGAALE

Viewing 1 post (of 1 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.