Kino kati kyeraga lwaatu gavumenti yetulugunya yetta abantu mu kusooka okutiisa abantu basobole okuwamba bulikimu kuba basokera mu gavumenti byonna bwebabimalaayo nebakyukira abatuuze nebatandika okubatta mubuli ngeri kati nga balagira ddala langi nebigendererwa byaabwe ogwokutta , okusobola okutunda byebanassa mu mawulire gaabwe nokussa abantu kubunkeeke okubaddusa mu bitundu byaabwe nga kati kyebatandise nti ekyaalo mpigi kuliko ebiyita abantu ekiro ne bafa , kati olwo abali mu kitundu ekyo bonna nebaddukayo bano aba gavumenti enkeera nebajja nebatema emmere ya bantu ne basenda ebibanja byaabwe nebijja.
Singa abaganda bonna bamanya akabi akaliwo nabo nebaketegekera bulungi.