Radio Eggudde!!!

  • This topic has 3 voices and 2 replies.
Viewing 3 posts - 1 through 3 (of 3 total)
  • Author
    Posts
  • #16722
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    Kate tukoowe okulinda naye ndowooza ebya Ababaka biringa bya Mukama, atali mugumikiriza tabirya.

    Kyokka bambi nsaaga. Mwebale kututeerako ngoma eyo.

    #22105
    KulabakoKulabako
    Participant

    Banaffe tweyanze nnyo Radio yaffe mugira mukulika omusulo gwo kumakya, Kati tweyongere okuwereza nnyaffe Buganda nga twetegekera okugijja mu nnyanga

    AWANGAALE SSABASAJJA MUWENDA MUTEBI

    #22125
    NamukaabyaNamukaabya
    Participant

    Banange ntuusa okusiima kwange eri abantu baffe wano abatukoledde omulimu guno naddala mu biseera ebizibu biti buli omu neyefiriza akadde nebikola okututusaako ka Radiyo kaffe aka baganda banaffe muyigganga mutta Mukama abaddizeewo

    SSABASAJJA KABAKA EMPOLOGOMA YA BUGANDA WANGAALA

Viewing 3 posts - 1 through 3 (of 3 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.