Seven People Arrested At Mengo Palace Gate

Home Forums Meeting Greeting & News Reports Agafa e Mengo / News from Mengo Seven People Arrested At Mengo Palace Gate

  • This topic has 4 voices and 4 replies.
Viewing 5 posts - 1 through 5 (of 5 total)
  • Author
    Posts
  • #18605
    MachatiMachati
    Participant

    http://www.youtube.com/watch?v=YTaFNv8d3lU

    BY WBSTVONLIVE
    ( so crude!!!)

    Buganda royal palace was this morning attacked by people claiming to be from the royal clan demanding for recognition from the kingdom authorities. The group says those who are benefiting from the kingdom assets do not have any attachment to the royal clan. Mary Nakajju Nyanzi was at the Lubiri where the youths from Kisekka market calling themselves Baganda Ngabo have taken over the security.

    As early as 7.00 O’clock in the morning this group calling itself the legitimate royalties had pitched camp at the entrance of the Lubiri in Mengo saying they are against some of the activities taking pace in the Lubiri. They claimed they had come to evict some people carrying out these illegal activities.

    But Buganda government that had been warned of their move moved fast to stop them from proceeding with their move. The youth from Kisekka market quickly swung into action and forced them away from the entrance of the Lubiri. During the scuffle, some were injured.

    The seven who were got at the scene were arrested and taken to Old Kampala police. Kisekka market youths have now taken charge of the security of the Lubiri vowing to protect the Kabaka and all of Buganda’s properties from opportunists. Al those they suspected were questioned.

    Buganda government spokesperson Charles Peter Mayiga while speaking to WBS said they had since last week been warned of the group’s intentions to disrupt kingdomactivities.

    Buganda government has now tightened the security of most of its installations and all suspicion is pointing at Prince Simbwa who has of late been very critical of the Kabaka.

    #27696
    BasajjamivuleAnonymous

    Mmengo etunnyonnyole ku bavubuka

    GAVT. y’e Mmengo etutangaaze ku kabinja k’abavubuka abeegattira mu kibiina kya ‘Ngabo Association’ ekigambibwa okusimba amakanda mu katale k’ewa Kisekka kuba twandyekanga ng’ebikolwa byabwe biwanvuye okusinga bwe tusuubira eyo gye bujja.

    Abavubuka bano bagambibwa okuba nti be baakubye ekibinja ky’abantu abaalumbye Olubiri lwa Kabaka wiiki ewedde. Kino ku bwakyo kiyinza okuwulikika obulungi mu matu g’abantu abamu naye mu kulaba okwange, kuno kwabadde kutwalira mateeka mu ngalo kuba poliisi yabaddewo.

    Okutya kwange kuli nti gunaaba gutya ng’abavubuka bano olumu obwanga babwolekezza Mmengo nga beerimbise mu ky’okulwanirira Kabaka? Teguujaabaggire!

    Keneth Magunda, Mpererwe

    Published on: Friday, 5th August, 2011

    #27701
    KulabakoKulabako
    Participant

    Nange kanyongereze ku mwaami eyemulugunya awo waggulu. Abantu abasasulibwa emitwaalo buli omu esatu nga bawerera ddala 200 babawa zakukuba bukubi mpozzi nokutta abantu abataano bebaali balina okutta naye olwokuba bwaali misana nebakitya okukikola, tebabawa zikuuma byaama , naye nga abantu abamu bebuuza nti nga Katikkiro teyasasula ba Kibooko squard Omulangira Simbwa bweyali atwaala ensonga ze mu kooti ,bwaaba yeyali emabega wabantu baffe bebakuba nga baali bawanika bipande kwebagambira nti Kabaka ateekwa kufuga nga asinziira mu Lubiri Mengo nga Kitaawe , okusinga ebintu ebikolebwaayo ebikontana nobulombolombo bwolubiri.
    Ate nebatakoma awo wokka nebatalinnyayo ababavunaana mu court okujjako okubayungako ebisango mbu banyiiza Ssentongo , olwaleero bakubye balangira nabambejja wamu nabantu baffe abaali balumirwa obwa Kabaka bwaabwe, enkya ajja kuba mulala nga gwebakuba ate mukimunyugunyu era ensi bwenesala ogwakawala nga tewulidde gwa kalenzi , ku fenna tewali ajja kusigaza bijja kubanga abatugibwa amabanja bangi , ate nga abagabawola tebasaaga era tebafaayo kiki ekya Buganda kyebasaanyaawo, munonyereze abatunda Obuganda mujja kwewuunya

    #27771
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Yoono Peter Mayiga asaba okufuuka Katikkiro langi ziizo zivaayo kati , ate kati Katikkiro lwamaze emirimu bingi bijja kufuluma , mwagula abavubuka nesentebazogera nebakuba abalangira nabaganda abalal abaali balumirwa obuganda olwokufuula olubiri olwobuwangwa business center yammwe nga muzimbayo obuzigo 2000 nga mubupangisaamu abanoonyi bobubudamu kyokka nga ekifo kya buwangwa tekiteekwa kwegattiramu nakwegadangirayo naye ensonyi nemuzifuula obusungu nemukkakkana kubantu abaali bakutte obukwaasi ebipande ebweeru wolubiri nga nokuyingira tebayingidde nemubakuba okubamenya emba mwenna abakwetabamu okutulugunya kuno muliko omusango ate teguvunda , mukamawammwe asiba ebikutuka nammwe mujja kusimbibwa mu mbuga mununula obuganda bubakanulidde amaaso , mwemwandikyagadde abaana bammwe babagulire agavubuka ga bamenye emba temuswaala nakuswaala nemutalinnyayo mu kooti ate nga mwabasibya nemukola deal ne polisi okubalyaako sente oba seekyo bavundire mu makomera nammwe olwammwe lujja efujjo lyemukoze nga mwekweese emengo byonna bijja kwanjalwa mukasana abantu babamanye emitima egyensolo gyemukoze kubalala ye nga temunyega ku kyokwookya amasiro gaffe anti bemwayokya babayogerayo dda buli eyali mu lukwe kinoomu kati tulinze lunaku ngo buganda bubasalira emisango Buganda si kyamaguzi nti onotundanga lwoyagala okukkusa olubuto lwo obirya obyeriira, Allan Ssentongo Mbuga Mununula ekulinze ogitegeeze akakwaate kolina kulubiri olwennono olwe gwanga eddamba

    HomeNewsNational National

    Court acquits 7 ‘royals’ over trespassing

    Share Bookmark Print Email
    Email this article to a friend

    Posted Wednesday, December 14 2011 at 00:00

    KAMPALA

    Court has dismissed charges of criminal trespass against seven people who were arrested in July while entering Mengo Palace claiming to be Buganda royals.

    Mwanga II Magistrate Esther Nakadama acquitted the seven after a State Attorney failed to turn up in court. The State was not represented prompting court to discharge the group, citing lack of prosecution.
    “The charges against the seven are hereby dismissed because it appears the State lost interest in the case since the prosecutor is not in court,” Ms Nakadama said.

    The suspects include: Godfrey Luwagga, Brian Mulindwa, Kiggundu Kitaggana, Lubega Kalooli, Ronald Wampamba and Paul Lukenge.

    Buganda Kingdom spokesperson Charles Peter Mayiga has since denied knowledge of the group, saying the kingdom was not aware of the controversial visit that landed them into charges of trespass.

    According to the charge sheet, it was alleged that the accused on July 26 trespassed on the Mengo Palace with intent to annoy Allan Ssentongo,

    an official whom they found in charge of the palace. It is reported that the group are descendants of Kabaka Daudi Chwa, who had been complaining over Kabaka Ronald Mutebi’s preference to reside in Banda instead of the Lubiri. Records indicate that the group was blocked by police that had been deployed earlier in the day.

    bndagire@ug.nationmedai.com

    #27772
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Eno ye video egenda okubalumiriza ngabadde abawaga amaze okubalekulira naabo abasasule ababdde bagyogereramu ebya njwanjwa bonna baliko omusango ,

    bwolaba obwaavu kyebukola abantu baffe oli okukuwa sente okutta omuntu oba okumukuba nga tobuzizza nansonga kyogenda kukikolera oba okyeyibaala naawe owuwo natuuka ku kintu kyekimu

Viewing 5 posts - 1 through 5 (of 5 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.