Six Dating Behaviors That Scare Single Men Away

Home Forums Ababaka Discussions for Unity and Peace Emboozi Ezenjawulo / General Discussions Six Dating Behaviors That Scare Single Men Away

  • This topic has 7 voices and 12 replies.
Viewing 13 posts - 1 through 13 (of 13 total)
  • Author
    Posts
  • #18943
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    You’re dating a guy, and it’s the crucial first few weeks. You really like this guy, and you’re wondering what you can do (or avoid doing) to keep this relationship going and not scare him away.
    The truth is there are certain things that women can do that will scare men away. Don’t sabotage a potentially great relationship that could have gone somewhere by scaring a man off right at the beginning.
    Here are six dating behaviors guaranteed to scare men off that all women should avoid:

    1. Trash-talking your ex.
    Don’t talk negatively about an ex-boyfriend in front of a guy you’re dating. I don’t care if you’re on your first date or on your 15th date with a guy, don’t ever trash-talk your ex. Your ex is somebody you dated, invited into your life, and with whom you spent a lot of time. So don’t talk negatively about your ex in any way, because what a guy thinks when you do this is that if he ever becomes your ex that you’re going to trash-talk him the same way. So, when a man asks you about your ex, you can politely say, “We are no longer together. It was a great relationship while it lasted, and I learned a lot.” That’s it.

    2. Paranoia Runs Rampant.
    Here you are dating a man you really like, and the first couple of weeks are going well. Then, that first boys’ night out happens. In the beginning, you send him a text that says, “Have a great time tonight!” As the night progresses, however, seeds of doubt start forming in your mind about what he’s doing, and you start to think “Is he cheating on me? Is he flirting with other women? Where is he right now?” So then, you lob another text in to him asking “What’s going on? What are you doing right now?” Even though he tells you he’s just hanging out with his friends, you proceed to make a major blunder:
    “You start checking up on him with continuous texts throughout the night. This paranoia will push a man away.”

    You start checking up on him with continuous texts throughout the night. This paranoia will push a man away. So when you are dating a man and he’s out with his friends, respect his “guy time” — it will make you the cool woman he’s always wanted to find
    .
    3. Trash-talking other women.
    A huge mistake many women make is trash-talking other women in front of the man they’re dating. For example, you are out with him when a woman walks by wearing a skimpy short skirt. You say, “Look how promiscuous that woman looks! I can’t believe she is going around in public like that!” What you are doing when you make comments like this to a guy you’re dating is telling him that you’re not confident in the way you look. It tells him that you don’t love who you are and haven’t embraced your own body. You are planting a seed of doubt in him, causing him to wonder if he he should date someone else who is more confident (and tolerant). Don’t trash-talk other women. It makes you look really insecure.

    4. Fishing for compliments.
    This is something that can drive a man crazy. Here is a typical scenario: The guy you’re dating looks at you and says, “You really look beautiful tonight!” Ten minutes later, you look at him and ask, “How do I look tonight?” Stop fishing for compliments. Real compliments come from the heart. Allow us to compliment you when we really mean it. If we don’t give a compliment at the exact moment you desire it, just accept it and be OK with that.

    5. Clingy and possessive.
    You don’t need to do everything together. You’re still getting to know him. If there are things he likes to do that simply don’t interest you, be cool with it. You don’t have to be joined at the hip. If you are going to a cocktail party together, you don’t have to be next to him at every moment. If you see him speaking with some woman at the party, do not immediately run over and start grabbing his hand and giving him a big hug — and certainly don’t do this all night long. You are being clingy and possessive when you do this.

    6. Pushing friends on him.
    Avoid pushing friends on us too soon. Example: A woman will hang out with a guy on the first or second date and say to him, “You have to meet my friends Jenna and Amy. You also have to meet my friends Phil and Anne; they’re such a great couple, and you’ll love them!” A man hears this and thinks, “I don’t even know you yet. Can I get to know you for a month or two before I have to go meet all of your friends and be put on display as ‘the boyfriend?'” We don’t want to be “the boyfriend” right away. It’s too much pressure. We want to get to know you slowly and learn what you’re all about. Believe me, once we get to know you — and like you — we will be more willing to get to know all of your friends.

    Following these tips will help you get past the first month of a new relationship with a man and avoid some of the major pitfalls that can end a new relationship before it even starts. Be the confident woman you really are so we have a chance to embrace you. Don’t scare us off before we have a chance to get to know you!

    By David Wygant

    #19194
    JonaJona
    Participant

    Men and women alike, by nature want a gradual process of a relationship. A couple may feel crazy about each other “at a glance”, but in the background, they prefer all processes of their relationship a gradual process. If you meet a girlfriend and within a few weeks you find her at your door with all her lagguage, clothes, etc., I am sure you will be sceptical and scared. “Easy come Easy go”, says G. Lutaaya. Men are scared of abrupt conclusions. Although they often want a quick one, such an adventure is not ment to be a prelude for a long loving relationship. It is just that. A quick one.

    There is an exception which surprises me. There is no woman who has ever said “NO”, if a man proposed to marry her. All women will always accept the marriage proposal, even if they met the man only yesterday. It surprises me.

    #19198
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Jona kisinziira ssebo, si bonna abakkiriza okubawasa olina kumala kkubyaamu notolako nogatta nolaba oba ekifikka wo ngomaze okwewola kyeekyo kyennyini kyoyagala , kubanga ennaku zino abantu balina obugugu bwaabwe toyinza kumala gakkiriza nga tomaze kwetegereza kiri mukagugu ,ate oluusi olina okumala okukapima nolaba kayinza okulabika nga kagugu ngo mukwaano gukyakusunda newesanga nga actually oli ku ndibota gyewetisse nolweekyo ssebo bi easy come si bya buli omu

    #19200
    KulabakoKulabako
    Participant

    Mumbejja nange njakuwagira ennaku zino kiringa mulembe gwafuuka gwa Gugudde buli omu oliko gweyetisse oli bwabulwa omugugu katugambe ogulimu omukyaala oba abaana some where , aba nagwa byanfuna bwaaba amabanja teganatera musengula ku kyaalo nga bamubanja batandise okugenda ewa boss we amale okusala ku musala gwe sente zaabwe , kwe kumusanga nga liko endibota ya emotions bwaaba talulunkanira kyatasobola kufuna , abeera buli kiseera yekikkiranya, oba nge bbuba telimuganya kuba n’amuntu , oba nga jjudde emyewaano nze ndikino nakiri nolweekyo ebyennaku zino omuntu okudduka nakagugu nakakuba ewamunne gweyakalaba mu week emu omanya nti aba awewula kagugu ka bya nsula sosi mukwaano gweguba gumwetimbye

    Naye Jona bwaaba munno azze kumulyango nakagugu ke konna the least you can do nomugamba akagugu nakaleka ku mulyango nomu yingiza nomusosotola , manya nemusosotola embeera then nomusibula bulungi no mwetikkirako nakagugu ngomuwerekera ku next bus stop omugamba nti awo wazze taxi tezitukayo,natafuna idea ya kukomawo

    #19206
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Muganda wange Jona naye nawe gukusinga. Era ojja kulwa nga oli mu bizibu bwotove ku kusubiza bakazi bufumbo. Kale baali bayagala buli. Ssi kibi baye oluusi kiyitirira, nekitandika kutiisa butiisa. Obanga eyagenze okuyigga ensolo ate nezitandika okukugoba, nga zzo zeziyigga ggwe kati.Tolaba wano yye Kiweewa bweyerwanako? Asaba busabi kumutwalikako ku kameeme, oli nagaana. Awo nafuuna wakolera ogwo buyizzi ggwe.

    #19212
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Eyo gyembadde nange gyenfunidde kano kalabika nako kagerako enjawulo eriwo ngo mwaami kuluno yateze ekitimba

    #19245
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Ssebo Jona oli musajja wa mukisa bukisa. Bangi abagaanibwa n’okuzanyisibwa zanyisibwa. Towulirangako bebaleka naku madaala ga masinzizo?
    Naye ebigambo bya ka quickie ako, waliwo okugenda ku ka quickie newesanga nga otubidde mu bizibu. Omusajja omu yagamba mutabani we, nti wegenderezenga woteeka pen yo ne pens zo. Nze nnina munnange bwetwazirunda yajja lumu nga agenda ewa baano banyinaffe abekisa ennyo. Yatukira wange nga agamba nti “Ndi mweralikirivu nnyo.” Nemubuuza ogubadde. Nti, “Ebintu byenyini sabitegedde, ndabika ndeseyo olubuto ate nenzija ne sumama nkwambiye.”

    #19247
    KulabakoKulabako
    Participant

    Owange Mr Kigongo byaali biseera biri ebyedda nga kakalimpitawa tekanatuuka? nasooka ayingira mu kidyeeri nalyokka yebbika mu nyanja , oba yali ekyenyanja akirye namagumba gonna agawuluttanye ate amale yesansabage nti biki bino byendidde:huh:

    #19251
    MulongoMulongo
    Participant

    Wewaawo waliwo abasajja nga mu butonde basikiriza nnyo abakazi, nabakazi abasikiriza abasajja ekitali kya bulijjo. Abaamu ku bano kino kibatuukako nga bavudde mu bantu abomutindo gwaabwe. Nebagenda mu bantu gyebabalibwa nga kalulu. Wano ku mutindo ntegeeza nga omuntu omuyigirize, owensimbi, owa family ennungi, abe myaaka gyaabwe nebirala nga genze katugambe eteri kyokka. Ekyennaku kiri bwekiti, nti omuntu bwaava ku bomutindo gwe, oluusi kiyinza okubeera ekizibu okusanga amwagala yye nga omuntu. Ate wandigambye nti kale oli amwagaleko sente, ebitiibwa nebirala, kasita wakiri bbyo anabyagala nabikuuma bulungi. Naye sibwekibeera. Oli bwakwagalako obuyigirize ate abeera ayagala kukunyoomola, nakulaga nga anabasoma bwebatalina kyebaliko, bwakwagalako sente abeera ate ayagala kukwavuwaza oluusi bwamala agende ate nga nokuseka aseka. Bwakagalako family ennungi ennegaffu ate ayagala kubaawula, bwakwagala olwo buto aba anoonya kugagambulako innocence yo wensange enkera nga oli mu bintu ebyekikulu byotetegekedde.

    Nze nnafunako kumukisa nendaba omukazi ow’ekika kino n’omusajja owekika kino nga basisinkanye. Omusajja yaali ava mu America, mweeru nga omukazi waffe Muganda(sinze, don’t be getting any funny ideas). Nze kyennabala ku bombi nga bantu bamanyi olulimi olusanyusa abantu, bantu balamu, bagabi, kale katugambe nti nga bombi balina ebintu nga ebikola Ekitiibwa Kya Buganda. Kale bombi nga bagalwa. Ate omusajja yali muwandiisi mugagga. Baali bombi bamanyi nti bamanyi okwagala naye nga tebagala kulowozesa nsi nti okwagala kwaabwe kweguya. Era nga tebaagala kusumulula mitima gyaabwe mu bantu bazibu. Bwebasisinka, buli omu nawulira munne nga ayogera ebintu ebirungi, nadda emabega. Omukazi kyaava asembera nababuusa amadala nga kkumi, neyefuula ono eyamumanya edda. Attack. Omusajja nadda emabega. Defence. Awo nebatandika, omu bwasembera omulala nga adda emabega. Ekyo bakibeerako myaaka. Lumu nga omusajja afuna attack, nga bamutwaala mu ddwaliiro. Olwo bombi nebasembera. Olwawona buli omu naddayo gyeyali. Omusajja afuna attack endala. Kati omu bweyagwangako ekintu nga omulala amanya bumanya. Abasawo bagamba nti leero talutonda. Wabula yye omulwadde yali nga ayogera. Bwebaba banyumya omusajja abuuza omukazi kiki kyanakola nga bamusibudde. Omukazi addamu, “Nja kujja eka tukumagane, leero tewali kigenda kungaana. Yadde ggwe wenyini.” Ebiseera ebyaddirira byaali bitono naye nga byakutegeragana, Nga tannagwa mu coma omukazi amubuuza nga bulijjo, “Oli wange?” Bulijjo yalinga gaana. Nga nomukazi bweyagananga nga omusajja abuzizza ebibye ebye njawulo. Era omusajja neku luno yasooka kugaana, oluvanyuma naanyenya nnyo omutwe nga akkiriza, najja namaziga nga namaaso galaga kyagamba. Mu nnaku ntono omusajja naafa. Omukazi lumu amuloota omusajja nga akaaba, namubuuza nti “Lwaaki okaaba? Sagala kukulaba nga okaaba.” Kko yye, “Ate oba naawe obeera okaaba buli kiseera.” Kko omukazi, “Naye tokaaba,onnelarikiriza.” Kko omusajja, “Naawe nno lekerawo okukaba. Wendi wano wooli.”

    #19256
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Naye banange Mulongo nga lwaaki otussa kubunkeenke bwootyo ate nomaliriza story
    ngo tusizza munnaku empitirivu nze olulala ngenda kukulumba ewuwo ontwaleyo abantu bano mbalabeko nga jebali ddala.
    Nina mukwano gwange oluusi ngenda nemunyumiza emboozi naddala ezikwaata eka nansala ekirimi nambuuza oba ku nkomerero kuliko afa , konze nsumulula osuna oyagala kubattira mu mboozi wakati , linda nkumalireyo.

    #19265
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    Kyokka Mumbejja! Bannange anakulaga atya oli eyafa? Mulongo bambi emboozi tugyeyanze eyo. Wabula oyo omusajja, gwogambye nti yali mugagga, ndowooza yamulekera omukazi omuganda ku sente? Mbuuza bubuuza! Kumanya biluwa ebidda e Buganda.

    #19267
    JonaJona
    Participant

    Kigongo wrote:

    Quote:
    Ssebo Jona oli musajja wa mukisa bukisa. Bangi abagaanibwa n’okuzanyisibwa zanyisibwa. Towulirangako bebaleka naku madaala ga masinzizo?
    Naye ebigambo bya ka quickie ako, waliwo okugenda ku ka quickie newesanga nga otubidde mu bizibu. Omusajja omu yagamba mutabani we, nti wegenderezenga woteeka pen yo ne pens zo. Nze nnina munnange bwetwazirunda yajja lumu nga agenda ewa baano banyinaffe abekisa ennyo. Yatukira wange nga agamba nti “Ndi mweralikirivu nnyo.” Nemubuuza ogubadde. Nti, “Ebintu byenyini sabitegedde, ndabika ndeseyo olubuto ate nenzija ne sumama nkwambiye.”[/quote]

    Admin. emboozi yange jenawandiise ebuliddewa? Yabadde mbi nnyo, numugisazaamu?

    #19271
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Jona munange toli wekka nze kyakantukako emirundi ena nemmala kuwandiika nembisaayo nebigwa mu luwonko kyokka bwenzirayo kuluggi nga nkyaalimu im still logged in kino kasita takitukolerako tutuuse omukubira ensaasi enganda

Viewing 13 posts - 1 through 13 (of 13 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.