Ssekabaka Mwanga Basammula B

This topic contains 0 replies, has 1 voice, and was last updated by Basajjamivule Anonymous 4 years, 10 months ago.

Viewing 1 post (of 1 total)
  • Author
    Posts
  • #17043
    Basajjamivule
    Anonymous

    Ssekabaka Daniel Basammulekkere Butagali Mwanga 11

    Kabaka wa Buganda owa 31.Yazaalibwa Nakawa mu 1868.Kitaawe ye Ssekabaka Muteesa 1,eyafuga Buganda wakati wa 1856 ne 1884.Ssekabaka mwanga 11 yafuga Buganda okuva 1884 mpaka 1897.Nnyina ye Abisagi Baagalaayaze Oweng’onge,era Olusaka lwe luli Mpereerwe.Namasole Manjeri Lunkuse Bagalaayaze 87,kati ye Namasole owookusatu,asangibwa Mpereewe.

    by MUGENYI jOSEPH

Viewing 1 post (of 1 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.