Nze atandika akazannyo kano ngenda kusooka na kuyimba kayimba kaffe ketukamunyi obulungi aka ssipolingi nga bulijjo. Bwennakamala ngenda kuwa ebintu bibiri olondeko. Bwomala okulondako, naawe wa omuntu addirira ebintu bibiri alondeko.
Ekyokulabirako
Omuceere ne nyama
Okulondako
Muceere
Ekyokulondako ekiddirira
ice cream ne yogurt
Bwetutyo nokweyongerayo…
Kati tutandika
Ssipolingi Ssipolingi mayi faaza lubeni ssimula ssimula heedi!
Omuceere ne Nyama