THANK YOU MR DJ

 • This topic has 2 voices and 1 reply.
Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
 • Author
  Posts
 • #17150
  OmumbejjaOmumbejja
  Participant

  http://www.youtube.com/watch?v=6xw2xIDFoLw

  Banange DJ waffe oliko kyotukola ekikyaamu mu buyimba bwotuteera mu kigunda mukusooka nasoose kunoonyaamu bwensinga okwagala naye bwenakomyeewo ogwokubiri amatu gange nengassa mu mikono gyo, olabika otusizza ku lusuubo bwetugira netwambuka ate ne tudda mpolampola wansi nga tulinda okwambuka embagirawo

  Akayimba ka Nsonyiwa aka Orlando kanzijukiza mukwaano gwange
  gwenali nkazakaza nga ebyokuwoza bimuweddeko kwekungamba nti zali mikwaano zezansigula……. buli lwenkawulira sirema kuseka

  Mwattu obuyimba buno bukussa mubulamu obuteesa.
  thank you Mr Dj for playing my songs
  Bwo obuyimba bwoku Redio butuleka twagala anti tugezaako okunyumirwa ka part akamu ate ogenda okuwulira nga kenkuba endala kayingiddewo , gaba gakyatuttira mu diiro amazina notukubirawo ate obutusetula emyooyo… kyokka bannange ddi jje wajja kulema B)

  #19309
  KulabakoKulabako
  Participant

  Nze mwamiDJ bwewansulideemu aka Lutaaya aka Nafuna ekirabo ate notokoma awo n’onyongerezaako Kanyimbire omutanda……. sagala kumalawo list yonna wano kampe nabalala omukisa naye nzisaako nenkola emirimu gyange negigenda bukwakku

Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
 • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.