The Other Side Of Amin By Sembuya

Home Forums Culture, Edutainment and Pure Fun Ebitabo / Books The Other Side Of Amin By Sembuya

  • This topic has 11 voices and 29 replies.
Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 30 total)
  • Author
    Posts
  • #19159
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Jeema Boss To Launch Amin Book

    The book to be launched at Serena Hotel today
    000000000000aminbook.jpg

    Hajji Mohammed Kibirige Mayanja, leader of the Justice Forum party will be the chief guest at the launch of a new book on former president, Field Marshal Idi Amin Dada.
    The launch will be held today at Serena Hotel’s Turaco Room at 10.00am and will be attended by former notables in the Amin government.
    Written by local industrialist, Christopher Colombus Sembuya of Semble Steel Mills, ‘The Other Side of Idi Amin’ looks at whether the Uganda government might not after all have a few lessons to learn from a man best known for outlandish barbarism.
    Several MPs will be in attendance.
    Source; Red Pepper.

    Evidently Sembuya was among those who were “eating” in Amin’s time. He evidently lost no one of his own, or even care that so many peoploe were killed in cold blood. Must even know more about these atrocities. We’ve learnt not to take things on face value.

    #23539
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    ‘Idi Amin had good side’ – Author
    NV Wednesday, 20th May, 2009

    By Conan Businge

    FORMER President Idi Amin may be perceived by many Ugandans as a disgrace to the nation, but to some he was not.

    This view is reflected in a new book titled: The Other Side-Amin Dada.

    The book, which was launched by Justice Forum president Muhammad Mayanja Kibirige at the Kampala Serena Hotel on Tuesday, explains what it calls the positive contribution Amin made during his reign.

    The author, Christopher Sembuya, a co-founder Sembule Group of Companies, cites the freeing of political detainees, the return of Kabaka Edward Mutesa’s remains and the hosting of the Organisation of African Union summit as some of Amin’s achievements.

    “I’m not absolving Amin of the documented mistakes he made. I am making a sincere record of the positive contribution which he made to this country,” he said at the event, which was attended by Amin’s children, politicians and former civil servants in Amin’s regime.

    Amin was Uganda’s President from 1971 to 1979 when he was overthrown by Ugandan exiles, including President Yoweri Museveni, with the backing of Tanzanian troops.

    He presided over the killing of hundreds of Ugandans, including Anglican Archbishop Janan Luwum and Chief Justice Benedict Kiwanuka.

    Sembuya, however, extols Amin for promoting sports, building and buying national assets abroad, developing the Uganda Airlines Corporation, the Uganda Railways and the energy sector.

    He contends that his account is first-hand because he served in the Amin era as a civil servant. He points outs the issues that are crucial to economic growth and development and highlights the need to support local investors. Kibirige thanked Sembuya for “thinking positively about Amin.”

    #23546
    BusagwaBusagwa
    Participant

    All in All, Idi Amin never killed 5 million People in the Great
    Lakes Region like Museveni has done and is bound to get away with!!Let us be realistic!! even data shows that some of the atrocities were committed to discredit Amins Administration!!! And by the Way all Para-statals that Amin had bought are already
    give aways living Uganda A begging Nation!!!

    #23548
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Ekikulu kiri nti abantu bonna bano ba amin , obote , museveni bonna bazze mu Buganda okufuga osanga singa buli omu yali afugira asinziira gyebamuzaala tebandisse bantu bangi bati.

    Naye bonna balemwa okutegeera Omuganda mpozzi Amin yagezaako okubamanya, Bano bonna abantu baabwe babawaananga bwe bafuga obulungi kubanga sibebatta era nabo bakimanyi yensonga lwaaki engalo bwezibasiiwa ezo kutta nga banonyaayo Omuganda nga batta oyo, ekikwewunyisa bonna balaba nga Buganda ekyefuga ebintu nga bitambula , naye olwokuba bo bajja nomulugube gwa kintu kimu kufuga mpozzi kunyaga nakutta ,tebalaba nti egwanga baliiziise mu ttaka bo kasita basigala nga bakyaalya tekibafaako naye ate oba bamanyiira mbeera za kiraalo kyante nga kyonna kijonjobadde nge nkuba etonnye.

    Kati kasente bwekagenze kabula lwebatandise okuvaayo mu bwaama nti ndowooza omuntu waabwe gwebabadde bayimbira abeewo nti kati aveewo , balowooza nti bwanavaawo nga Baganda bajja nga bagogola byebonoonye nga bo basigalawo nga bakyaalya.

    #23558
    KalibattanyaKalibattanya
    Participant

    Nze ndowooza omuntu ayinza okuvaayo nawaana Amin oba Obote, abeera yabafunamu, era engalo zomuntu ono zibeera zetaaga okukebeerebwa, bangi ku bano balina omusaayi mu ngalo zaabwe nga mu kwefuula abaworereza Amin oba Obote beworereza bbo benyini.

    Bwekitaba ekyo, siraba nze muntu bwayinza kuworereza muntu yatta bantu bangi bwebatyo, nebwabeera nga ggwe tewali gweyakuttira. Mu kumanya obumanya nti okutta kibi, omwo mwojja okutegeera nakasirise. Nze sitegeera nakukulakulana ono omwami kwayogerako? Nga baani abo bakulakulanya ate batta? Oba akulakulanyako abamu nattako abamu, nga yeyabatonda? Okukulakulana afuusemu sitani agenda okumalawo Abaganda!! Bwetutegendereze ebitalo bijja kweyongera, buli omu afuneko. Ppaka okutegeera lwekulitutuukako ffenna. Naye yye Omwami ono nebanne abamufaanana betaaga kwekebejja gyebavudde, kiyinza okuba nga kyetaagisa okubawozesa, kabe kasinge nokuyamba okutegeeza abantu ababulibwaako abantu baabwe abatazuulibwanga wwa gyebaabateeka. Kabe kasinge nga baberabira ku ludda luli olulungi olwa Amin, bbo ba Sembuya kwebaali.

    #23569
    MusajjalumbwaMusajjalumbwa
    Participant

    Bawaanye Amin ku by’enfuna by’eggwanga
    Bukedde Written by Ahmed Kateregga
    Friday, 22 May 2009
    BANNABYABUFUZI ne bannamakolero batenderezza eyaliko Pulezidenti wa Uganda, Idi Amin Dada olw’okuzibula Bannayuganda amaaso n’abagemulira ebyenfuna kwe basaba Pulezidenti Museveni amulabireko.

    Bino baabyogeredde ku mukolo okwatongolezeddwa akatabo “The other side of AMIN DADA,” akaawandiikiddwa munnamakolero nannyini SEMBULE, Christopher Columbus Sembuya ogwabadde ku woteeri ya Serena mu Kampala wiiki ewedde.

    Bo bannabyabufuzi baasabye Gavumenti esuule Bannayuganda omukono mu by’enfuna kibawonye okusigala nga bulijjo baddu ba bannaabwe mu Kenya n’amawanga amalala. Sembuya yagambye nti Amin yakola kinene
    okugoba Abayindi.

    #23609
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Amagye ga Obote nga gaduumirwa Colonel Idi Amin gaalumba Olubiri, emmundu ez’amaanyi omwali n’okubwatuka kw’emizinga byamaamira Olubiri.

    FORMER President Idi Amin may be perceived by many Ugandans as a disgrace to the nation, but to some he was not.

    “I’m not absolving Amin of the documented mistakes he made. I am making a sincere record of the positive contribution which he made to this country.

    Sembuya bwooba oyagala okukola sente oli waddembe naye wetaaga obulumi fenna bwetwayitamu tulyooke tulabe bwonolinnya kukatuuti ngowaana omutemu kasita omuntu atandika okutirimbula abantu nebwaabwa asse omu kimala okusangulawo ebintu ekkumi byaaba akoze , naye kati nga gwe gwebatattiranga kumuntu oba okumuzikira omuntu we nga mulamu toyinza kutegeera bulumi bwabalala era kyoova olaba nti abantu nga gwe tebafaayo kubamawanga gaabwe ngabattibwa gwe kasita bakuwa omulimu nosigala ngokkusa ogubuto gwo, nezabantu bo ogamba bugambi nti to hell with others.

    Bino tubirabye na kati ngabaganda battibwa ngobuwuka naye nolaba abeyita abaganda nga balebeeta ate abantu benyini abatta abaganda, nolwekyo nkutegeeza nti some of us are not amused at all osanga singa Amin yakikola gwe okulumba kitaawo ne nyoko nebabattira gyebaddukidde amin nabakkomezaawo ndowooza gwe wandisooseeyo okumutwalira chepe, abaganda bakugamba nti Kabaka waabwe balinga basinga kumwagala nga bamusse? ,
    Ba nensonyi bwooba tolina byakwogera sirika ffe abamu twakoyesebwa dda ate bwetwongera okuwulira abeyita abaganda nga bavaamu ebigambo ebivoola

    Sembuya waana abasajja bo nga bwoyagala naye ffe tugamba nti tubulire gwoyita naye tukubulire kyooli

    #23802
    MulongoMulongo
    Participant

    Nze nnewunya nnyoi abntu abagamba mbu beebaza Amina okuzza enjole ya Sekabaka Muteesa I. Okusooka singa tebamulumba yye Amin ne Obote mu Lubiri lwe, kumuwangangusa kuva mu nsi ye, tekyandimwetagisizza kudda nga tagendanga. Ate era singa tebamulumbayo gyebamuwangangusiza nebamuttirayo, yandyekomezzawo yekka, nga atambula. Era ebyo biraga nti omuntu ono yebaza kubanga tebatta yye oba mwaana we oba muzadde we, ate nga nokufumitiriza takulina bulungi. Kubanga sirowooza nti waliwo ayinza okwebaza omuntu okumukomezawo omuntu we awaka, nga ate yeyamujja awakawe ate nagenda amuttira eyo.

    Ekirala, Abaganda bebasooka okugoba Abayindi mu 1959. Era awo webayimbira noluyimba olwagambanga;

    Twakomba ku beer bell nga oyo akaawa
    Netweewaayo twasannyalaza
    Buli mugwiira atunda
    Samba tugende Kino kiroddotiiddo
    Yongera ndabe kino kiroddottiddo

    Amin bweyagenda e Bungereza nga yakajja mu bufuzi okusaba ebyokulwanyisa nebabimumma, kwekudda nga asazewo okufuna obuwagizi bwa Baganda bwonna obusoboka. Kwekujjukira byebayagala edda nga ekimu ku byo kugoba Bayindi, ate nga kijja nakubonereza Abangereza abaali bamummye ebyokulwanyisa. Omuntu byeyekoleera yye olwokwejuna byonna nga bano bannaffe ba Sembuya babyeyanza mbu yabikolera ensi!!Abantu kale balina ebizibu.

    #23803
    NamukaabyaNamukaabya
    Participant

    Omanyi tetunatuuka kudaala libonereza buli yetaba mu gavumenti ntemu gwowulirayo abantu Hitler beyatta nga eriyo awandiika ekitabo ekimuwaana ate mu kino ffe Abaganda ffe bebasinze okutta na ye ffe tujjudde abantu ba bwampaamu zampadde sifaayo ku kyenkola nebenkikola , ekyaliyo nakati abakyawerennemba nemisango gyokutta abantu nga Hitler akyafuga , ate olaba kati owulira mu America batandise kujjayo misango gya batulugunya abantu .

    Abantu bakooye okuttibwanga oli naddayo ye mu maka ge natuula ntende nalinda gavumenti endala nagenda natta kuba ye anoonya kuliisa nganda ze nti nababano botta nabo balikoenganda zaabwe
    Singa oyo gwowaana yakwaata mukadde namu suula mukkutiya oba namussa akabazzi natimba akawanga ke kukatandaalo sirowooza nti wandibadde namaanyi agatuula okumuwaana , nebweyandileese eggulu kunsi omuntu omu amala okufuula omuntu omutemu ate , tekitegeeza nti bwatta abalal nga takutte kubabo ogwobutemu gumujjibwaako
    era okujjako nga gwe omu kubabasanga mubuutu nobasuula enamanve.
    Obote ,Amin ,Museveni bonna bali muttuluba lyerimu bajolobanye omusaayi gwabantu bebasse

    #23819
    BusagwaBusagwa
    Participant

    Nze nange kamwa koogera sisobola kuwagira muntu yenna agezaako kufuula batemu ba Malayika..okugeza nga Kagame owe Rwanda eyatta
    banne okubeera omukulembeze!! wadde bano abanyamulenge abatta abantu baffe nga ensowera!!!wano e Germany nebwosaagaobusaazi ku Adolf Hitler! nga ogezaako okumenyawo ebikolobero byeyakola,otuyaana ne Police!!!Era M7 and your goons your time will come and we will enroll all cases anew!!!Murder does not decay!!

    #25984
    MayuulugunguMayuulugungu
    Participant

    The untold Jekyll and Hyde story of Idi Amin
    http://www.theeastafrican.co.ke/magazine/-/434746/852816/-/view/printVersion/-/sq4890/-/index.html
    Idi Amin, driving, and the late Mobutu Sese sseko, who was then president of Zaire, now Democratic Republic of Congo. Picture: File

    Idi Amin, driving, and the late Mobutu Sese sseko, who was then president of Zaire, now Democratic Republic of Congo. Picture: File
    By BAMUTURAKI MUSINGUZI (email the author)
    Your Email
    Message
    Send Cancel
    Posted Sunday, January 31 2010 at 09:02

    Following a string of books and films depicting the late Ugandan president Idi Amin Dada as a buffoon and blood-thirsty dictator, a new book, The Other Side of Idi Amin Dada by Christopher Colombus Sembuya praises him for his “positive contributions” to Uganda in the fields of business, infrastructure, religion and sports, among others.

    “True, the circumstances and the period of Idi Amin were characterised by terror, but that does not have to put away his other side that was a sincere positive contribution to Uganda…” argues Sembuya in the book.

    “Often Amin has been accused of so many wrongs, that any of his right doings always obscured,” he adds in the book, published by Sest Holdings Ltd.

    Sembuya credits Amin for the creation of Uganda’s first and only national flag carrier, the Uganda Airlines Corporation and expanding the Uganda Railways following the collapse of the East African Community in 1977.

    Amin’s government introduced many changes in the textile sector including the creation of the National Textiles Board to co-ordinate all the industry’s activities. Sembuya attributes the poor state of the country’s textile garment industry to the privatisation of Nyanza Textile Industries Ltd and abolition of the Lint Marketing Board.

    “It is saddening that Uganda imports millions of dollars’ worth of low quality garments when better fabrics could be produced locally by revamping our local textile mills. Jobs are instead being offered to overseas nationals instead of bona fide Ugandans,” he laments.

    A sportsman in his own right, having been a rugby player, swimmer and boxer in his youth, Amin also played football and drove rally cars as president. He did not stop at that and provided moral and financial support to sports. During his rule, John Akii Bua won the 400m hurdles gold medal at the 1972 Munich Olympics in Germany. The Uganda Cranes were runners-up at the 1978 Africa Cup of Nations, losing to hosts Ghana.

    Amin is credited for constructing, purchasing and maintaining national assets abroad. In 1974, Uganda joined the Organisation of Islamic Conference. He united the country’s once fractious Muslims under the banner of the Uganda Muslim Supreme Council. He contributed generously to projects of different faiths in the country. Amin created a special department of religious affairs, which was almost at ministerial level.

    He brought back Sir Edward Muteesa II’s body from the UK for state burial with full honours on April 4, 1971.

    Amin is also remembered for linking Uganda to the rest of the world by putting up earth satellite stations at Mpoma in Mukono and at Ombaci in West Nile region.

    Sembuya quotes one of Amin’s widows, Madina Amin – who claims that the Mpoma Earth Satellite Station was Amin’s gift to the Baganda, generally, and people of Mukono in particular for accepting him as a son-in-law.

    It is said that though the gift looked impressive to the eye, the village people could not help wondering, not so quietly, what on earth they were going to do with the monstrous metal dish in their midst.

    And stories are said to have circulated, some one suggesting that perhaps the giant structure was a secret weapon being used by the Europeans to spy on Ugandans, particularly in Mukono. When a prolonged drought destroyed the banana plantations in the area of the satellite station, some locals blamed it all on Amin’s strange dowry.

    The author provides background to Amin’s ascendancy to power. He observes that the January 1964 mutiny by units of the Uganda Army demanding higher pay and more rapid promotions was the beginning of the involvement of the military in Uganda’s state affairs.

    “…The military then began to assume a more prominent role in Uganda’s life. Obote selected the popular officer, Idi Amin Dada, and promoted him rapidly through the ranks as a personal protege,” Sembuya argues.

    Eventually, a rift developed between Amin and Obote; worsened by the support Amin had built within the army by recruiting from the West Nile region; his involvement in operations to support the rebellion in Southern Sudan; and an alleged attempt on Obote’s life in 1969.

    In October 1970, Obote himself took control of the armed forces, demoting Amin from his months-old post of commander of all the armed forces to that of commander of the army. Having learned that Obote was planning to arrest him for misappropriating army funds, Amin seized power in a military coup on January 25, 1971, while Obote attended a Commonwealth meeting in Singapore.

    A broadcast on Radio Uganda accused Obote’s government of corruption and preferential treatment of the Lango region. Amin announced that he was a soldier, not a politician, and that the military government would remain only as a caretaker regime until new elections, which would be announced as soon as the situation was normalised. He promised to release all political prisoners and did so, Sembuya writes.

    While touring Tororo in eastern Uganda on August 4, 1972, Amin announced a dream he had had and whose implementation would have far reaching effects on the lives of all Ugandans, altering their attitudes forever. In the dream, a higher power had directed him to rid Ugandans of foreigners who were “milking” the economy at the expense of native Ugandans.

    The president gave Uganda’s 70,000 Asians (mostly Indians) 90 days to denounce their British citizenship or leave the country. The Indians controlled everything from shops, to garages, schools, plantations, factories and other big commercial enterprises in the country.

    “The Ugandan government claimed that the Asians were hoarding goods, exporting wealth abroad and sabotaging the national economy to the detriment of indigenous Africans. He ensured that they were compensated for what they lost,” Sembuya writes.

    Sembuya argues that: “…The declaration of the economic war was never to challenge or create racial divisions but rather to elevate the Ugandans, having been worried about the little involvement for local Ugandans in the business and commerce. Ugandans who had been blind for a long time had their eyes opened.”

    The expulsion of Indians emanated from Obote’s 1968 landmark blueprint for socialism, known as The Common Man’s Charter. Obote’s government threatened to nationalise many industries in 1969, saying Asians exported much of their wealth and were accused of large-scale graft and tax evasion.

    “On the economic front,” Sembuya adds: “Idi Amin expelled the Asians to ensure that the national economy remained in the hands of Ugandans. Only those with Ugandan passports were spared. The Amin regime then distributed, free of charge, the assets and enterprises formerly owned by the non-Ugandan Asians to local traders. This gave birth to many of Uganda’s first black millionaires who took up these opportunities as a result.”

    “Amin has always been referred to in writings and speeches as a murderer, an idiot, a man who never went to school, a fool. The death, in suspicious circumstances, of the Archbishop of Uganda, Janani Luwum and some Cabinet ministers further clouded the good deeds Amin had undertaken during his administration of Uganda,” Sembuya admits.

    “Amin may have risen to prominence for the wrong reasons, but it remains impossible to delete the many good deeds he undertook for the development of his country,” Sembuya contends.

    #25985
    NamukaabyaNamukaabya
    Participant

    Mayulungu whats your point? ndowooza endowooza zabantu waggulu ozisomyeeko kati gwe kiki ekipya kyoleese abalala bonna kyebatamanyi omanyi oluusi tekimala kuleeta buleesi kintu nga towadde birowoozo byo , naye ffe abayise mu bulumi bwabatemu tetukiraba nge kyekitalo oli okukuttira abantu bo nagenda akukolera ekintu ekiri material , kuba ffe abamu obulamu bwetutwaala ngekyomuwendo Katonda kyaawa omuntu .

    Oli bwatagenda kutta bantu be gyasibuka woosooka okukitegera nti kyakola akimanyi , nti era akimanyi nti he is a serial killer nolyeekyo siraba kiki kyoyagala kwongera kuffe abakiyitamu si manyi gwe Kalyegira?, sirowooza nti olina kuziika muntu wo okumanya obutemu bwomuntu.

    #25989
    MayuulugunguMayuulugungu
    Participant

    Namukaabya kati eno website wajifuulayiyo abantu olina kabalagila ekyokuwandika, kyoteegeza ssinaba kukitegerabutegezi, can you be specific what you do want to start, A war with me here on this website or something???? or you just lost sheep who doesn’t like anybody else to say anything on this website, because I thought can get a comment from. I failed to understand it seems am in a wrong place, dealing with wrong group of people I thought fight for Buganda cause, I for one don’t thing the way you ‘re treating me on this site, You will get any single person behind you in whatever you want to do.

    #25990
    MayuulugunguMayuulugungu
    Participant

    @ Namukaabya Olumanyimanyi Bajjajja balugeradda ntilukwasa embwa mumannyo. Kale bulimuntu alina okumanya wakooma okumannyira omuntu.Ttekitegeza nti gweweeka alina obulamu kunsiikuno, nti eragweweka eyakassoka okuttirwako abantubo, abantu banji mubuganda baffiridwako abantu babwe naye tebakoozesa bussungu gwebwogezako okulaga abuntu ku internet waano, Oliina okubera omwegendreza, ngoddamu abantu bbotomannyi.

    #25991
    EfulansiEfulansi
    Participant

    Mayuulugungu wrote:

    Quote:
    Namukaabya kati eno website wajifuulayiyo abantu olina kabalagila ekyokuwandika, kyoteegeza ssinaba kukitegerabutegezi, can you be specific what you do want to start, A war with me here on this website or something???? or you just lost sheep who doesn’t like anybody else to say anything on this website, because I thought can get a comment from. I failed to understand it seems am in a wrong place, dealing with wrong group of people I thought fight for Buganda cause, I for one don’t thing the way you ‘re treating me on this site, You will get any single person behind you in whatever you want to do.

    Ate ogubade? Mayuulugungu nga nze sirabye kikuyombya, nadala okukola olutalo oluzingiramu abakiise bona!? Wesimye sebo, nti atategeragana nawe tagenda kutegeragana na muntu yena mu nsi! Naye nze ndowooza wandisobode okukakkana nga oli mu bantu. Tewali kikuyombya nakuvuma bantu bona baja ku site eno.

Viewing 15 posts - 1 through 15 (of 30 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.