Home › Forums › Culture, Edutainment and Pure Fun › Ebitabo / Books › The Other Side Of Amin By Sembuya
- This topic has 11 voices and 29 replies.
-
AuthorPosts
-
February 4, 2010 at 9:22 pm #25993
Mayuulugungu
ParticipantNze siinayomba namuntu yenna wanno ssilaba nsonga yonna lwaki omuntu affubutuka jaffubutuse natandika okunnenya olwobussonga obwekyana ekiito, Kyandiibadde kilungi bulimuntu okumannya wakooma okumannya mmune, Ssosikuumala gaffubutuka jjaffubutusse natandiika okujjerega omuntu gwataliina kyamumanyiiko.
Ssiiyomba naye mpabuuwi magezi, Nti ttekilaga bugunjuffu omuntuyeenna okumala ggawalampa ommuntu gwotamanyi, Ffenna ttuli mubuluumi olwebintu ebigenda mmumaso muyuganda, naye ttetumaala ggawalampa bantu nobussungu.Omuntu yenna ayagaala okulwaana, agende munsiiko ttuliimunsaangayo.February 4, 2010 at 9:29 pm #25994Efulansi
ParticipantOba toyomba lwaki okunenya okuyise kumanyira? Okunenya mu Buganda si kibi, oli omulaga bulazi nti kaynenya si kitufu. Ekyo tekyetagisa lulimi lwa manyi lutwaliramu nabalala. Anyway nange kampeku magezi. Kakkana, wano tewali bantu bawalampa yade abantu abalala yade emiti.
February 4, 2010 at 9:35 pm #25996Mayuulugungu
ParticipantOwaaye nzesiliina bisera biyombagana nawe bbakumpenduulidde?????, Gwekyoba okola nsanguula kkuwebusiiteyyo, kubakati kyilabiika okyusakyusa amannya okweffuula olimuntuwannjawulo, Nayekyeweelabidde nti engerijowandiikamu Oluganda tteyawuukana.
Ttomaliirannyo biiserabyange, omannyi abaliina byakukoola bbononera abaliina ebyokukola ebiisera.February 4, 2010 at 10:06 pm #25998Busagwa
ParticipantMwenna abayomba musooke muyige okuwandiika oluganda! double bb ne double ii kitegeeza omuntu olulimi talwekakasa awamaanta luwa
maante..Oyo yenna ayagala okuleeta wano Dis-information campaign
ze Kyankwanzi akimanye eyo gyetwaava…era tetuddayo…Tteesa kyoteesa nga toleese wano Dictatorship wabayaaye..Abasinga wano tuli bantu Bakulu abalina na bazzukkulu..PERIOD..February 4, 2010 at 10:09 pm #25999Mayuulugungu
ParticipantOlimutufu kyogereko
February 5, 2010 at 12:06 am #26004Machati
ParticipantNewaffe twalumbiddwa enjuki, nange zabade zinnumye. Ekyanyambye kwekubanga nayitako e Kaazi. Abe Kyankwanzi singa nabo bakozesa ensomesa ye Kaazi bandiganyudwa nyo.
February 6, 2010 at 1:13 am #26015Omumbejja
ParticipantAbaffe enyombo zino zonna zaaki nze Nalabako mu Monitor nga Kalyegira aleeta series za Amin okutuusa M7 lweyaziwera nti taddayo okubyogerako, ndowooza ne Namukaabya kyeyalowozezza nti Kalyegira series ye agireese wano, naye nange siraba Namukaabya weyalampidde muntu yenna, oba okumumanyiira , okujjako okuganmba nti omuntu nebwakola ebirungi ebyenkanawa bwatandika okutta, abeere omuntu omu ebirungi byaaba akoze biba biweddewo.
Ebyolummanyi mmanyi ne birala byonna ebyagendeddeko nze ndaba nge byagenze ewala naye oluusi tomanya , buli omu ebintu abiraba mu ngeri yeFebruary 6, 2010 at 2:14 pm #26018Mugereka
ParticipantNze ndabyenga Nmukaabya atategede bulungi nti Mayuulugungu alese buleesi tulabe tu commentinge nafe. Si bintu bye bintu bya Sembuya. Era ebintu ebyo byona Namukaabya byazemu Mayuulugunguyandibade abidamu Sembuya. Nzikiliziganya ne Namukaabya byazzemu wali, naye nga bigenda wa Sembuya.
February 6, 2010 at 2:25 pm #26020Mayuulugungu
ParticipantOlimutufuunyo kyogereko omuntu yenna bwaleta omutwe gwamawulire, Nzesilaba nsonga yona lwaki omuntu mukifo kyokwogera kumutwe oguletedwa, Ate abuza omuntu agulese ebibuzo ebitasaana, Ngokwokwootade nokumubuza ebibuzo kubintu ebyayita, Nzesiri computer elanga omuntu yenna munsi osoboola okukola ensobi.
Ensonga ezikwata namawulire ttulina okuzikwata nobwegendereza.
Nekilala abantu abamu tuli bapya kuwebsite eno, kyandibade kilunji bulimuntu okusa ekitiibwa mundowooza zabantu abalala betutamanyiFebruary 6, 2010 at 2:25 pm #26021Mayuulugungu
ParticipantOlimutufuunyo kyogereko omuntu yenna bwaleta omutwe gwamawulire, Nzesilaba nsonga yona lwaki omuntu mukifo kyokwogera kumutwe oguletedwa, Ate abuza omuntu agulese ebibuzo ebitasaana, Ngokwokwootade nokumubuza ebibuzo kubintu ebyayita, Nzesiri computer elanga omuntu yenna munsi osoboola okukola ensobi.
Ensonga ezikwata namawulire ttulina okuzikwata nobwegendereza.
Nekilala abantu abamu tuli bapya kuwebsite eno, kyandibade kilunji bulimuntu okusa ekitiibwa mundowooza zabantu abalala betutamanyi ekitiibwa.February 6, 2010 at 10:23 pm #26025Busagwa
ParticipantMr.Mayuulugungu tewali yakuyita kujja ku website eeno..ate bwoba nga wegendereza buli aleeta Topic alina comment gyakola okuwa abateesi abalala akagaanya okubaako kyebateesa..Omanyi mu Intelligence mulimu Okulya amazi okulaga akuwambye nti toli kulu
dda luvuganya..kati naawe galye oba Wandiika ebizimba Buganda oba ssi eekyo sigalayo gyooli..We wont miss you..PERIOD..February 7, 2010 at 3:38 am #26026Namukaabya
ParticipantMugereka kyoyogerako kituufu ndowooza sakinyonnyodde bulungi nabadde mbyolekeza kabiwandiika
February 7, 2010 at 10:47 am #26031Mayuulugungu
ParticipantBusagwa ekyokilaga amagezi bwotolina nakatona, omusajja omukulu ngabweweyita, Mbadenkusubira okuba namagezi naye olimbwa, olimazi okadiye nomuvi omwerere, ate olimazi gambizzi, toliina magezi nakatono, elanawe okimanyi ntitolina mugaso munsi okujako okulya amazi gembwa.
February 7, 2010 at 1:16 pm #26035Efulansi
ParticipantNga maze okusoma ebya Mugereka, ekilowozo kimbade kkukuwandiika nga nange ntereza ku kifo kyange, yade era nga mbade nkyalowooza nti olulimi lwa Mayuulugungu lwabade lwamanyi nyo. Kubanga waliri ye Namukaabya yabade ku mulamwa. Kati kirabika Kigongo yasaana okuja ataase abasajja ba Kabaka wano.
February 7, 2010 at 1:56 pm #26032Alex Kigongo
KeymasterBasajja ba Kabaka mwefuge! Obuganda okwefuga gwe mulamwa omukulu oguli waggulu wemiramwa gyonna gyetuteesaako wano. Obuganda okusobola okwefuga kitegeeza buli omu kuffe asobola okwefuga yekka, netulyooka tusobola ffenna okwefugira wamu, wansi wa Ssaabasajja Kabaka waffe.
Tudde ku mulamwa.
Awangaale Lukoma Nantawetwa Ccuucu Nyinimu.
-
AuthorPosts
- You must be logged in to reply to this topic.