The State Of Nation-Afri Talent Temugusubwa

Home Forums Ababaka Website, Noticeboard and Off-Topic Okulanga / Announcements The State Of Nation-Afri Talent Temugusubwa

 • This topic has 1 voice and 0 replies.
Viewing 1 post (of 1 total)
 • Author
  Posts
 • #17577
  OmumbejjaOmumbejja
  Participant

  [video]http://http://www.youtube.com/watch?v=CjisPAfJFSc&feature=fvsr[/video]

  Gavumenti eyimirizza mbagirawo omuzannyo ogwatuumibwa The State of the Nation, okutuusa nga emaze okugwetegereza.
  Omuzannyo guno ogw’ebyobufuzi guzannyibwa bannakatemba aba Afri-Talent ne Bakayimbira Dramactors.
  Akakiiko akavunanyizibwa ku mutindo gw’ebiragibwa ku mpewo ka Media Council kagamba nti omuzannyo guno guyinza okusiga obukyayi mu bantu.

  Gavument nga tenaba kwerowooza nti yo byekola bwebitaleeta bukyaayi esooke yebuuze oba ddala abantu banyumirwa okubanyagululanga buli lukya nokubokera ebyaabwe nga kwotadde nokubasendanga kubanga baguzizza ba investor abebiraka ettaka eritali lyaabwe………. twakoowa

Viewing 1 post (of 1 total)
 • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.