TONTO WETAGIBWA MU KANYUMIZO

  • This topic has 5 voices and 5 replies.
Viewing 6 posts - 1 through 6 (of 6 total)
  • Author
    Posts
  • #17225
    MulongoMulongo
    Participant

    th_kiss.gif JANGU TONTO ABAKWAGALA BAKWAGALIZE MERRY XMAS

    #21305
    Alex KigongoAlex Kigongo
    Keymaster

    Mpozzi Mulongo kano engeri kano gyekali akalango tewandikalese mu kweyanjula. Nkakkirizza wammangako.
    Admin.

    #21340
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Mulongo, ateekwa okuba Tonto nga kamirwa bina okuba nti aliko nabamuyita okumwagaliza X-Mas

    #21376
    SengoobaSengooba
    Participant

    Tonto Sekukkulu nga yagiridde bulungi! Ababaka yajja kusigala.
    Mwenna mbagaliza olusooka olulungi, nomwaka omujja gwonna gubeere gwa ssanyu na mirembe mu Buganda ne wonna munsi.

    #21382
    Justus ZaguduJustus Zagudu
    Participant

    Sebo Sengooba tewawulira abaana bwebayimba nti Abasosodoti balya bulungi nebatugamba mbu bagejja Yesu so balya bisiike….?

    Omwaka omupya gube mulungi.

    #21386
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    Ye banaffe Tonto aluwa atutegeeze oba yagenzeeyo mu kanyumizo naalya ebyassava byebabadde bamutegekedde oba atulese ffe tutebereze si kweejo emimwa egyabadde gimuyita

Viewing 6 posts - 1 through 6 (of 6 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.