Tulwanirile Buganda Nebyaayo (The Movie)

  • This topic has 6 voices and 6 replies.
Viewing 7 posts - 1 through 7 (of 7 total)
  • Author
    Posts
  • #18885
    MachatiMachati
    Participant

    #24682
    OmumbejjaOmumbejja
    Participant

    http://www.youtube.com/watch?v=Fo_UiOsA9vQ
    Gino gyemizaannyo

    Buganda gyeyetaaga egyogera ku nsonga zaayo so si bino ebyekirogo ebye ki Nigeria ebyokufumuuka embiro mu nsuku , okuva edda nga Baganda bayiiya mpulira emizannyo nga
    Oluyimba lwa WANKOKO ne Pereketya, nemirala mingi ate emirungi ddala egyogera kumbeera nga bweeri mu gwanga egyo ezange sente muzifunye, tulina Abganda abalina ekitone kyaabwe mwenna tubasabye mukikozese nga tuzimba buto Buganda yaffe , mwenna abagezaako okulwanirira obuganda mu ngeri ezitali zimu tubayozayoza
    Awangaale Kabaka Waffe Muwenda Mutebi Lukoma Nantawetwa E Mpologoma ya Buganda

    #24683
    MulongoMulongo
    Participant

    Awamu wabadde wetaagawo another take or two. Naye tunagenderawo mpola. Okujjako Machati omutwe gwomulamwa gwakusobyeeko, ndowooza otegeeza Buganda nebyaayo.

    #24701
    N.KibuukaN.Kibuuka
    Participant

    Tukusanyukide Machati.webale kutuletela ka film kano.

    #24716
    BusagwaBusagwa
    Participant

    Machati kati nange nkutongozezza nga Omu ku basajja ba Kabaka
    atanywa guteeka..webale ka Filimu aako…Tweyongere nnyo okukubi
    riza abantu baffe nga tuyita mu mizannyo gyaffe ne Radio zaffe okweyambula ekkoligo..lya Banyamulenge.. WANGAALA NYO AYI SABASA
    JJA KABAKA MAGULU NYONDO CUUCU EMPOLOGOMA YA BUGANDA..

    #24733
    MachatiMachati
    Participant

    Busagwa wrote:

    Quote:
    Machati kati nange nkutongozezza nga Omu ku basajja ba Kabaka
    atanywa guteeka..webale ka Filimu aako…Tweyongere nnyo okukubi
    riza abantu baffe nga tuyita mu mizannyo gyaffe ne Radio zaffe okweyambula ekkoligo..lya Banyamulenge.. WANGAALA NYO AYI SABASA
    JJA KABAKA MAGULU NYONDO CUUCU EMPOLOGOMA YA BUGANDA..

    Mbadde simanyanga nti muli wano. Nammwe mwebale omwooyo gwa ggwanga lyaffe Buganda.

    Awangaale Ssaabasajja Kabaka Mutebi Magulunyondo Cuucu Nantawetwa.

    #24735
    NamukaabyaNamukaabya
    Participant

    Mwattu Machati tusanyuse okubaako naawe bagamba nti kamu -kamu gwe Muganda.
    FFenna Buganda tulina kumala kugiteseza nga bwetukyusanganya ebirowoozo, byetulaba ebitakyakola netusaawo ebipya kuba ngoyagala okuzimba kyozimba omala kukungaanya bikola, kati nga Buganda egezaako okwerebwa ba sselwajja okwoota tulina kutuula buto tuzibe amakubo webayita okujja okutuyingiramu okutwawula yawula , nga nomuntu agezaako okukolagana nabo naye kennyini okumwewalira ddala nokumuggulako omusango ogwokulya mubantu be wamu nemu nsi ye olukwe .

Viewing 7 posts - 1 through 7 (of 7 total)
  • You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.