Tutandikirewo Baganda bannange

Home Forums Ababaka Website, Noticeboard and Off-Topic Forum Titles & Rules Tutandikirewo Baganda bannange

This topic contains 1 reply, has 2 voices, and was last updated by Kamenke kamenke 9 years, 5 months ago.

Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)
  • Author
    Posts
  • #18129
    Kamenke
    kamenke
    Participant

    Dduukirira okuzzaawo amasiro ga Buganda. Obuyambi bwo obwa ssente buteeke ku account y’eggwanika lya Buganda mu Centinary bank ku ttabi lyonna erikuli okumpi oba ku Bulange. Weereza era kunga Abaganda n’abawagizi ba Buganda abalala.

    #26258
    Omumbejja
    Omumbejja
    Participant

    Tukusanyukidde munnaffe Kamenke naye eggwanika lya Buganda abasinga sirowooza nti bamanyi account number bweeri, eyo gyooli bayinza okuba nga bamanyilwaaki byonna to biwandiseemu ate ekirala Katikkiro Ssendawula ayogeddeko ku Account enekola omulimu gwa Amasiro ndowooza bajja kuleeta account eri mu Bank Esinga okubeera World wide
    Ekitali ekyo buli Muganda wonna wasobola okubatusizaako sente kisimibwa

    AWANGAALE BBAFFE ERA MUKAMA AMUGUMYE OKUSOMOKA AMAYENGO GANO WAMU NO BUGANDA BWONNA

Viewing 2 posts - 1 through 2 (of 2 total)

You must be logged in to reply to this topic.

Comments are closed.